CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Forum Parliament Lukiiko twandigiwadde linnya ki? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Forum Parliament Lukiiko twandigiwadde linnya ki?
#6219
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Forum Parliament Lukiiko twandigiwadde linnya ki? 1 Year, 1 Month ago  
Forum ku lwange y'emu ku bintu ebyafuuse pastime yange,era bwemba sisobodde kuyitawo kko,mpulira ebbanja lya maanyi nnyo!

And I have a strong feeling you feel the same way too.

Reading and writing always ranked at the forefront in my pastimes,and when I was growing up,I remember people always thought I was good at languages, naye Kaabulaaya aleeta,tosobola kumanya bbanga lye nali maze nga siwandiika ku lulimi lulala okujjako Olungereza! Not bcoz I wanted so much,but bcoz tewaaliwo other options.

Tebereza,nga okwogera ku lulimi oluzaliranwa olina kulugulira calling card,ate time bweggwaayo nga tonnaba kumalayo jokes zonna,olwo nga ojulira next time!

Okusaaga,okuseka,okulowooza,n'okwewuunya okuva mu postings wano biri mu class yabyo,era sisobola kubigerageranya na kintu kirala kyonna!

Back to the issue,nga nzijeeko okugiyita Forum, Parliament,oba Lukiiko, olowooza omukutu guno gusaanye linnya ki erigugwaana?

What would be the appropriate name for the ConnectUganda Forum?

I am pretty certain we can find one.

Get down to thinking now.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#6223
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Forum Parliament Lukiiko twandigiwadde linnya k 1 Year, 1 Month ago  
Kyoyogerako Phad nkitegeera naye giyite kawoza birowoozo enkangali ekukwaata kumutwe nosigala ngo kyagiyoya nandibadde oliko ki hunger over kyokka ngolina kuddamu nkangali eyo okwejjako hung over and it goes on and on...... nze elyange lirino ENKANGALI KAWOZA BIROWOOZO,MUTALEMWA BIDUDUMA
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#6263
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Forum Parliament Lukiiko twandigiwadde linnya k 1 Year, 1 Month ago  
Nze nakati wano wenjogerera ku Luganda. Era okusoma obusomi ku bigambo byendudde, kimpa enseko, zessinasobola kunyonyola oba zibeera za ndaba kuki, mpulira ku ki? Era nange nga nninda kukuba ssimu, ndyooke njogereko ku luganda edda. Maama wange yali musomesa, era yankolako omulimu gwa maanyi ddala. Ggwe ate namwawukanako nga nnina emyaka 13, nga nva mu Uganda. Wano Daddy Tonto yagamba nti mu bonna nze nkola mistakes entono. Hahaha! Kwolwo maama abaawo nandimukubidde essimu, nti jangu olabe waliwo wano omusomesa agambye nti mu kuwandiika oluganda ndi wa mulembe!



Ebyo nga biri awo, ntegera nti Phad kyogamba nti tufune erinnya lyetuterawo ddala. Kubanga internet ejjudde forums ne discussion boards. Kale neyaffe tugiyita Connectuganda discussion board or forum. Bwetutyo bwetwagisanga, Luutu26 nagituuma parliament. Nze erinnya lino Parliament ndyagala nnyo, mu Luganda kyetuyita Olukiiko. Nze nteesa tugikazeko linnya lya luzungu, engeri gyeeri ConnectUganda. Mulowoza tuyinza okugiyita Ugandan Diaspora Parliament? Bannange mpapa, Taata Tonto bwajja nga asala mistakes, mumugambe nabadde mpapa. Ate nga nnina okuteesa ko.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#6281
Ancient (User)
Junior Forum Member
Posts: 158
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Forum Parliament Lukiiko twandigiwadde linnya k 1 Year, 1 Month ago  
Phad abakise ba parliament ya connectUganda.....okajukila?

Nze badde nange kyayongera okutesa nti connectuganda parliament says it all.

Leero nteeseza nga mukiise naye singa security!



Taata Tonto tuwe ebiyungu ebya connect language practise nawe tuyigile ddala olulimi
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6286
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:Forum Parliament Lukiiko twandigiwadde linnya k 1 Year, 1 Month ago  
Parliament Muzzanganda,Lukiiko Mulowooza,Parliament Kawoza Birwoozo Naye ka Diaspora Parliament kanyumidde nyo,olwensonga nti kagatta ab'enda ya Nakalaama,wamu n'abogera enimi endala,nga n'olungereza mw'otwalidde.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#6309
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Forum Parliament Lukiiko twandigiwadde linnya k 1 Year, 1 Month ago  
Nze ndowooza tugiyite Sangalyambogo Parliament
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio arrow Forum
Advertisement
Advertisement