CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Luganda should be the national lanuage. (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Luganda should be the national lanuage.
#685
Bandi (User)
Junior Forum Member
Posts: 188
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Luganda should be the national lanuage. 1 Year, 5 Months ago  
Kanfunski, beautiful name by the way, we are on the same wavelength. I meant introducing another language as the national or commercial from inside Uganda. Definately not from outside.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#793
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1414
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Luganda should be the national lanuage. 1 Year, 5 Months ago  
Nnagenda e Italy, ku kisaawe kwenyini nnalina byembuuza police yaakwo, nga njogera lungereza nga baddamu lu Italy. Bwennagenda okukuba essimu, operator yaginzirizako, nga anti njogera lungereza ayogera lu Italy. Mukwano gwange omu alabika nti yali ategedde byennali ngenda okuyitamu, yali ampadde akatabo akalinga ka dictionary akatono ak'olungereza n'olu Italy. Bwennaddamu okukuba essimu nenkakozesa, nennefubata nolu Italy. Operator yakola obugumikiiriza, ate nnawulirira ku ddoboozi nti yeyali omu oli gwennali njogedde naye n'okusooka. Bweyalaba nfubye, awo naye nnanyanguyiza. Namala mu Italy weeks ssaatu, navaayo njogera olu Italy. Kati nnalwelabira, naye lesson nkyagijjukira.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#802
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Luganda should be the national lanuage. 1 Year, 5 Months ago  
Abantu abasinga munsi yaabwe babula okugamba nti akajanja akakuleese ewaffe kakugge, naye bwokitunulira lwaaki twanguyiza abalala ngaffe bwetugenda ewaabwe netufa nolwaabwe? oli nebwaaba ategedde kyomugamba akuleka nelukkannula naye ngatakwanguyilizza bintu .Nze kyengamba nti ku kisaawe wetuba tussa bu dictionaly nabo bayite mu kye tuyitamu.Ekyo ekyokwetega ngodduka omukolera byayagala, naye yandisaanye naloza kuddaga lye. tebeleza bwoddayo mu nsi yo nebabula okkukola exray nga bakwaaza kyokka banaffe abeeru ne bajja nebayitawo buyisi neku roadblock tebayimilila, naye ggwe nyini nsi nobulwaako wosizza mukka olwo tulweyagalira wa?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#811
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Luganda should be the national lanuage. 1 Year, 5 Months ago  
muganda wange kafunski njagala ogyukire kinno! twekisize akira tunama......nga mukyo tuba tweyambudde netusigala bwerere kasita tukiriza oluganda okubeera olulimi lwekipoli kyebatuuma uganda. nanti banyilwo abaganda bagya kuba tebalulinako komolyonna. manya nti omuntu ayita mululimi okukuuma obuwangwa bwe naye bwetukiliza tugyakuba tetukyalina buwangwa nati bugyakuba bwabonna.

bwoba oyiga olulimi oyigirako bingi ebikwata kubananyini lwo yennono yebigambo nekikolo kyabyo nolwekyo obuganda bulina bingi ebisibidwa nu nonno yebigambo byabwe.

ekilala oyinza okulaba nga kilungi naye abantu abalala bagenda kukilaba nga okututibya buganda nolwekyo bongere okukyawa abaganda awatali nsonga. nati akukyaye bwawerekera akubanja................

nandi yagadde buli kitundu kikuze enimi zakyo nokuzagala nga abaganda bwebagala olwabwe . ekilala silaba mugaso gwalulimi lwagwanga kubanga telulina kyelugenda tuyamba tetuli kimu ate tetulibeera kimu okutuusa nga ekipooli kyebayita uganda kivudewo.

webale omulamwa ogwo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#813
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Luganda should be the national lanuage. 1 Year, 5 Months ago  
Tuyinza okikola nga south Africa, bwe yakola ennimi zabwe zonna nkulu zaggwanga mpozzi nolungeleza no lwa africana olwa aba buwa kati buli omu gyasangibwa nga kili eli ye okumanya olulimi lwomukitundu ekyo
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#823
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1414
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Luganda should be the national lanuage. 1 Year, 5 Months ago  
Kino sikyogeera kunenya bantu bonna banna Jinja, era kyenvudde nsooka okukiggumiza. Naye wano waliwo abantu abavanga mu bitundu ebyo, nga bakyuusa oluyimba lwa Buganda nga bagamba nti; "Ekitiibwa kya Buganda kyaafa dda kale tukiziikenga!" Awo ne bannammwe mubasaasire, bogere batya olulimi olwe kitiibwa ekyafa edda era kyebafuba okuzika...nga? Buli omu ayogeere ebibye, agende abyogeerere neeli ewaabwe. Oba abitta, n'abizika oba abizikula, awo byonna yalaba obanga ku ye bigere kuvaako eyokyebwa.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio arrow Forum
Advertisement
Advertisement