CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
2. Basajja banno ne Bakazi bajja. (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: 2. Basajja banno ne Bakazi bajja.
#6264
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
2. Basajja banno ne Bakazi bajja. 1 Year, 1 Month ago  
Bwomala omanya nti waliwo basajja banno bemwagala ku mukazi omu, oba bakazi bajja bwemugabana omwami, era oyinza okusigala nga omwagala ebya ddala?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#6265
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Basajja banno ne Bakazi bajja. 1 Year, 1 Month ago  
Obujja nebukutuga, noofa, nebakwabiza olumbe, nebakuterako omusika, nebakusabira, nekyo nekikoma awo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#6272
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Basajja banno ne Bakazi bajja. 1 Year, 1 Month ago  
Ebigambo ebikwatagana nokugabana tebinyanguyira kati olwo ngakugamba atya? nti esweeta yange eyakikuusi nagyerabidde ewamukyaala nnamba gundi enkeera nagikomyaawo eka ewange ngimwoleze okugimalamu olusu lwomukyaala oli omulala kati olwo bweyetugga mubutali bugenderevu nga ngimwolezza mu lubabu lwamazzi.

Oba nakomawo nga mwetaaga nantegeeza nga bwaali omukoowu kuba yamaze kwegweera ewa mukyaala namba ssatu.By mistake ebikunta byonna nebimusikibwaako wakiri nebigwa wansi kuludda lwewange , Ngojeeko nti sagala kukirowooza nti ayitidde wa mulala kuba mukaseera ako mba njagala ku mukuutako wateetuuka mumugongo nekyangwe kyaffe kiri ekiganda side yebikukujju ate nga simazeeko nakinnyika mu mazzi mukuteko kyendowooza nti kikyamuli kumubiri kyajje eri awalala Naye mubimpi mpi wano nze sigyaawo ekyange kyange period
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#6277
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:Basajja banno ne Bakazi bajja. 1 Year, 1 Month ago  
Hihihihihh onsesezza nebano nebalowooza ndi ngudde eddalu!

Tugambe bugambi nti oba oyagala kumukolokota mubiri, kubanga ebikukujju by'ekyangwe ekyo tebikolokota bisulayo ssatu.

Nantiki oba oyagala kumubaagako lususu, model ya musota afune olupya.

Oh dear!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#7099
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1414
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Basajja banno ne Bakazi bajja. 1 Year ago  
Abasajja babikola bannabwe naye abasajja tebagala kubagattika! Nze nnalabako omusajja nga akaaba bweyasanga omusajja eyamusooka mu mukwano nomuwala gweyali ayagala. Ate yali akimanyi nti oli waali, nagamba nti tekimukwatako, naye bwewayita emyezi nga ali nomuwala, nebasisinkana mu kifo nga nooli eyasooka wo waali. Omuwala nagenda nooli eyasookawo, ono eyajja oluvanyuma, eyagamba nti tafaayo oba oli waali, najja ebiyengeyenge. Ekyavaamu amaziga negamukulukuta. Mulanga gwokka gwatakuba.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio arrow Forum
Advertisement
Advertisement