Mukwano JJ, never be fooled again by those people. Ssekawuka kaali kakulumye... There is not a single "kasajja" today, who will ever sympathise with Buganda. The only cure for today's situation, is Buganda to secede. m7 was in all the previous govts, and he came as a one to save Buganda from past abuses, including the return of our land. What is he doing now...?
That Kasajja is a confusing agent, probably planning to be the next president. We the Baganda should keep focused. We will soon be free. Amen.
MMENGO eyongedde etteeka ly’ettaka eriri mu bubage ekkuuli n’erabula Obuganda nti liruubirira kutwala ttaka lya Buganda.
Minisita w’e Mmengo omubeezi ow’enkuluze nga yavunanyizibwa ku kunoonyereza, David Mpanga agambye nti Gavumenti ya wakati ekoze olukujjukujju okuleeta etteeka lino enyage ettaka lya Buganda erya mayiro 9,000.
“Lwaki etteeka lino lireetebwa nga Buganda tennaddizibwa ttaka lya mayiro 9000 lye baawamba,” Mpanga bwe yeebuuzizza mu musomo gw’ettaka ku mbuga y’essaza ly’e Kyaggwe e Mukono ng’akiikiridde Katikkiro Emmanuel Ssendaula ku lwomukaaga.
Omulongo Wasswa Kanakulya Bbanga yagambye nti bwe yali Ssentebe w’akakiiko k’ettaka aka Disitulikiti ya Mukono, gavumenti yabatwala mu musomo e Jinja n’ebalagira okuwa abantu abaagala ebyapa ku ttaka lya mayiro 9,000.
“Baatugamba nti ettaka ya bannayuganda bonna, era abaagala ebyapa mubibawe nga bya nkomeredde,” Bbanga bwe yagambye n’alabula Mmengo eve mu kuteesa kubanga gavumenti ekola kiguumaaza n’etteesa nga bw’egabana ettaka lya Buganda.
This issue of land acquisition and ownership is mainly a result unbudgeted population growth. For the past 20 years ugandans have been breeding like rabbits and there is no way that uganda will be able to cater for its citizen the day the population reaches 50 million. Ugandans should embark on quality not quantity reproduction and outlaw polygamy, if not then we shall start killing ourselves over land.