Owange Phad bwemmaze okuwulira oluyimba lwo luno nemmanya nti kati gwe ogenda okwefunira list yabantu abalina akaama ko kuba otutegezezzza nti tokyagaba bbanja kati owaayo buwi osigaze omukwaano nobulamu , nze ndowooza wandyongeddemu nti abaayagala okumuwola katugambe 20 alekawo 40
kati oli bwakitebereza okuleka ku zisinga zayagala okwewola nga yeyongerayo ewo mulala bwakubuuza nti lwaaki ndekawo ana nga njagala kwewola abiri ngo mugamba nti ana ge gokukuuma enkolagana yaffe ngekyaliwo okutuusa lwolikomyaawo zewewola awo mugenda kwawukana nga mukyategeragana. By the way this was a nice one like that one of Embaga nendala zonna ezitandeka wansi
QUOTE: Owange Phad bwemmaze okuwulira oluyimba lwo luno nemmanya nti kati gwe ogenda okwefunira list yabantu abalina akaama ko kuba otutegezezzza nti tokyagaba bbanja kati owaayo buwi osigaze omukwaano nobulamu , nze ndowooza wandyongeddemu nti abaayagala okumuwola katugambe 20 alekawo 40
kati oli bwakitebereza okuleka ku zisinga zayagala okwewola nga yeyongerayo ewo mulala bwakubuuza nti lwaaki ndekawo ana nga njagala kwewola abiri ngo mugamba nti ana ge gokukuuma enkolagana yaffe ngekyaliwo okutuusa lwolikomyaawo zewewola awo mugenda kwawukana nga mukyategeragana. By the way this was a nice one like that one of Embaga nendala zonna ezitandeka wansi:P :P :P :P :P :P :P :P :P
Munange webale kubusiima.....wabula kale singa namanya nga mpandiika ne nteekamu ka line ako...
Next time nja kukusaba onkolere omulimu..am serious by the way.