xaza wrote:
QUOTE:
Hhaaa, bwolaba embwa ezanyikiriza ekiriba ng'enekirya. Eriiso lyomukulu awaddugala wewalaba.
Yiii kaakati sebo xaza.
Bw'oba wekalirizza ku fembi nze n'Omumbejja ani mbwa,era ani kiriba?
Bwe zitaabe ndali,kirabika ku luno eriiso ly'omukulu liriko nsenke, nga lyetaaga kulaba optometrist.