Simanyi nnyo bingi ku muyimbi ono, naye kyemmanyi nti mu luyimba olwa ba artists bonna olukwata ku AIDs, omukyala ono yakola eddobozi eritalina avuganya. Oliwulira nga likuli ku mwooyo. Oyo ya capturing-a ekimu ku bintu ebikola enyimba yekiganda entuufu. Eggono, nga bwebaliyita. Okwo bwogattako ebigambo ebyensonga, nga otuuse.