saava wrote:
QUOTE:
Naye owange, kye ekimeeza ekitasikiliza bantu kituulako? Mike yakijjaw? taba ngaya kijja wabweelu wa Goodwill aba emmanju wa thrift store nga winter nenkuba emaze okkiggwelako ngakifuuse ganyegenya oba yakiggya mu Ssawuliyaako, ngenkuba yakakya najja nkikulula mumukoka weyakitusiza nga nelangi ebembuseeko, kyekiva buli omu akyewala okitulako, ne nyinikyo bwajja naye ayimilila buyimiliza natandika okwefuula gwebayise ngaddamu nti "wanji kanzigye" naye nakiddukako
hahhahhaaaaaa

Ekimeeza kirabika kikyaali kibisi (winter yakikuba) naye nga bwemuliwo kigenda kukala... ate abantu bangi tebanakimanya! Naye mwebale kubanga tewali ayagala kubeera watali kanyooka. Kakati mutadewo akaka!