Re:WHAT ARE YOU DOING OUT HERE THIS XMAS? 1 Year ago
JJ kyosaba XAZAtokimanyi silowooza nti tunajaawo mbu abazinyi be balina ebintu ebinene ate nga biwanvu kale silowooza nti ekifo kitumala . Kati ye Acient aleme kutawaana na heater kuba teli kisinga kuludu kubugumya , ayagala tukola ki okutussa ebbugumu ayagala abaami batandike okweyambula basigale mu blasikooti era mpozzi areete biwujjo kuba Awoli ligomba bwanasulako nkukakasa akabugumu akanaaba awo oba nga XAZA atabukidde engalabi awo tetujja kwetaaga heater kuba ffe tujja okuba nga tujegobako
Re:WHAT ARE YOU DOING OUT HERE THIS XMAS? 1 Year ago
Katukusabile dinner ebeyo kuba oyinza okwesunga kumbe nga kiwaani,ye kambuze eneba dinner yokka oba nekyekilo kuba emboozi yakulanduluka paka matumbi budde,enjala tebalume eyo nga buyingila 2008?Meli x-mas and a meli new year.