Awonno olabika tujja kusigaza omukwaano nandibadde kati otandise okubiretamu science nga lwaaki obuuza obanze nnamuleese nze mukutusizaako kati ate gwe onoonya gyemuyisizza naye nga bwompadde akayiimba kenfirako

ka Nfunye kabiite sijja kukwaata misango mingi naye buli kyewali wetemye nkyakirinze leero beera ekyo kulabirako eri abe nda ya Nakalaama nti bwe basubiza batukiriza naye ssebo ogira okyakulikayo.