MIKE NE QUEENIE (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: MIKE NE QUEENIE
MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
EKIFANANYI KYANYUMYE NYO KATI MUTUKOLEEREMU CALENDAR TUTIMBE KO MUNYUMBA ZAFFE. TUBAGALANYO MIKE NE QUEENIE
The administrator has disabled public write access.
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1414
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Taata mukulu Mivule, boyagala bali ku santiri! Kkwo okuba nange kalenda eriko Connectuganda.com nabaano abo ngilaba nga ebeera ya mutindo. Wabula, tuteesezewo, bwebamala okugituwa, tusabe ki ekirala?
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Meli bwebanamala okugituwa tubasabe batubulire oba bafumbo nabaana bameka bebayina.
The administrator has disabled public write access.
psqueenie (User)
Junior Forum Member
Posts: 88
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Luutu...please!!!!!!!!!!!!!!!!!!!!
lWAKI NEDDA!!!!!!!!!!!!!!!!
The administrator has disabled public write access.
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1414
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Luutu26 nnsazewwo okukuwagira M ne Q bakuuwe byonna omwoyo gwo byegwala, infact nebyosabisa akajanja. Kubanga wampeerezza obubaka ku radio, nange empewo nezibugaana elinnya lyange. Munnange nasimye nnyo, wabula nennebuuza, ggwe lwaki buli lwokuba essimu oyitamu?
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Munaye Meli nkozesa esimu 4 ku line emu okusobola okuyitamu , MUNAYE MELI TUBERA WANO FFENA NGA SIYINZA BUTAKUTUMIRA
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!
You are here:
Radio Forum