Nabakiibi, hello to you too. Genda mu topic ya "Olwokusaba kwa bangi.......by angiebee, muyo mulimu address, okoneko, ejja kukutuusa ku kifaanayi kya M ne Q.
Naye bwebatafuune kantu ako kabala ddakiika!!!! LWENDIGIKUBA NEYITAMU ziridda okunywa. Mike alikanda kwegayiriira, "Kale webale nnyo munaffe mukyala Meli." Kko nze nedda! nkyatumira nakawere. Kati ate kantumire abalwadde. Ndiraba angobera ddala, nga ntandika okubika abataliyo, oba abaafa mu 1600!!!! Ate alikola atya? Mu buntubulamu, nga andeka nga hijacking-a program yonna.
Saava munaye wanno ku sunday family show wabadewo, okubuza mwami Gashumba ebibuzo ate nokuta akakunizo kati nze nakozeseza line ze simu 4 era nabade mu queue okumala 45 min nabade siyinza kuta kakunizo nga ate sawa yabade yakubuza mwami Gashumba bibuzo.Kati ndowoza tusabe mike atwongere kubude akole over time.