MIKE NE QUEENIE (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: MIKE NE QUEENIE
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1414
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Nabakiibi mukwano naawe Mukama akukuume. And don't be a stranger. Bwofuna akadde ojja netuwaya.
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Mwattu Meli bwoyitangamu kussimu tewelabila obagamba ngabwotegeka okuddayo eka otantikewo nursery gyogenda okusimbamu bukakuba nsili, osobole okuwonya abantu emisujja, ngate ogenda ggiwa erinnya wewonye ensili ngooli wamu ne connectu ,oyanjulanga nabage nda okufumbilwa kukyaalo, agenda kusooka abe waggonjebwa akugaambee nti nnyabo nnyabo, ekilivaamu ngakugamba ntiowange tetwazze ku matalisi era sinze Musisi asoma ebilango byo, kati awo ngotandika okufeesa ngaggamba nti kale tumila abiri gokka nga wemmala eggoga.naye ngabwenkumanyi obuntu bulamu ogenda kutumilayo kkumi lyokka mu USA ,kkumi eka nekkumi mu Europe
The administrator has disabled public write access.
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1414
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Wamma Saava, okutumira amakumi asatu gokka, ku muntu akuba okuva ewala, ate nga agezezzako nalinda emirundi egiwera natayitamu, tekiba nga kyabuntu bulamu obugenda mu bujega?
Luutu26 olwokuba wakubye lwa kakunizo, ate nebakuwa mukulu Gashumba kyewavudde omubuuza ekimwesibya ku family yomwana? Ssinga wawulidde obukule bwabajeemu banno wano ewaffe!!
Bannange, muli sure nti akakunizo tekitegeeza kapale ka musajja akomunda?
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Meli ekibuzo kyo nkisindise wa mike ne queenie bebareta akakunizo.
The administrator has disabled public write access.
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 5 Months ago
Nange nebuuza elinnya elyo nengamba nti owange eyakusinze, nze nnalindowooza nti kittegeeza akayingo katugambe ngoyogera mu biwandiiko, nze elinnya nnali mmanyi lya ngelo nsoonge naye olwokuba tuva mubitundu byanjawulo osaanga kilinga abamu ennyaanya bwebagiyita entaligita, konze tugendele awo kasita kiba sikigambo kwekuniza
The administrator has disabled public write access.
Re:MIKE NE QUEENIE 1 Year, 4 Months ago
Esawa zili musanvu gwenyini ogwe misana katubatuse amawulire gaffe agaffa ekyadondo omusomi ndi MIKE MULAMBUZI NE QUEENIE NAKAWOOYA ogabasomera. Meli wali okilowozezako nti bugenda kutuka nga batusomera amawulire ku radio eno.
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!
You are here:
Radio Forum