Naye agafa e Kyadondo, tegaleka bangi ebweeru. Mpozzi lwakuba agafa mu ggwanga lyonna gakunganyiriziwa Kyadondo, era wewasalirwa na magezi. Kati tulina Matalisi yekka mu butuufu. Tetulina Bwakedde mpuliira, Europe nebayyayo, America nebyaayo, waliwo programes nyingi zetujja okufuna mu future, I hope.Naye simanyi walawa Mike, Queenie ne team yaabwe gyebali ready okutuuka. Naye ffe ekifumbibwa kyetulya. Tujja kubawo ku lujjuliiro.
Ndowooza abantu bano bonna bakola full time jobs, ndowooza. Kale kibeera kizibu okukola live programs eziwera, kyekiva ekirowoozo kyokuddukirira ensawo kibeera ekirungi. If nothing else, tufuneyo at least one live program every day, or at least every saturday as well.
Naye ensawo ekyalimu obuzibu kuba ba director bayina kumala kutula mu tebamiluka nabasalawo, naye munaye eno radio etekwa okubako omuntu agidukanya ekiro ne misana .