RE:Oluwombo.. (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: RE:Oluwombo..
RE:Oluwombo.. 7 Months, 3 Weeks ago
Any ideas on how one can prepare luwombo in the Diaspora,bearing in mind nti foil paper yekola nga olulagala.Omumbejja gwe watumanyiza ssebo.Leta bwino.
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
The administrator has disabled public write access.
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1806
RE:Oluwombo.. 7 Months, 3 Weeks ago
JEENAJULIA oli bulungi munnange nakuterawo dda oluwombo dda mu( ffumbiro lya connect ligguddewo kebera kupage 3) bwooba tolina ndagala kozesa foil ojja kusigaza akawoowo.
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
The administrator has disabled public write access.
RE:Oluwombo.. 7 Months, 3 Weeks ago
Omumbejja ssebo wangala nga obugulu bwegongolo,kati mbadde nkusaba onfunile yo ku recipe yomugooyo naye lumonde nina wa kyenvu,oba bikola??
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
The administrator has disabled public write access.
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1806
omugoyo 7 Months, 2 Weeks ago
Meli muleete bwiino Kalibattanya na bakyaala baconnect wonna wemuli nze ndowooza nti osooka kufumba lumonde yekka nebijanjalo byokka bwebijja nolyooka obigatta wamu nogoya wamu . Sili nnyo muli wamugoyo naye ndowooza eri agumanyi okugutegeka obulungi atuyambe .
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
The administrator has disabled public write access.
Re:omugoyo 7 Months, 2 Weeks ago
Yye Ssebbo, ebijanjalo obifumba byokka nebijja bulungi ddala, nze nsinga okwagala okukozesa ebya kanyeebwa. Ne lumonde omufumba yekka. Kisinga nomu steaming oba nomufumbirako ebikuta nomala nolyoka omususa. Awo era nze buli kimu nsooka kukisotta kyokka nekigonda, nendyooka ntabula. Omucuuzi mu bijanjalao ogujjamu nga osotta, otekaamu katono katono kakukuganya kugonza mugoyo mu ngeri gyogwagala, nolyooka ogussa mu alminium foil nossako mu oven katono, nolyooka ojjulira omwana wa bandi.
Love Conquers All
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!