CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Ali ku gwa kusobya ku mulwadde (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Ali ku gwa kusobya ku mulwadde
#7475
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Ali ku gwa kusobya ku mulwadde 1 Year ago  
Ali ku gwa kusobya ku mulwadde



Bya Alex Mwangu ne Paddy Nsobya



OMUSAWO asimbiddwa mu kkooti n’avunaanibwa okukozesa omubiri gwe okujjanjaba omulwadde we omukazi.



Ssaalongo John Wandera abeera e Kakunyu mu ggombolola y’e Najja e Mukono yavunaaniddwa mu kkooti y’omulamuzi, Charles Kadiisi e Mukono.



Wandera yagenda mu maka ga Mary Nantongo nga January 11, 2007 ku kyalo Kakonge mu Disitulikiti y’e Kayunga okujjanjaba muwala we Diana Nabunya omulwadde w’ensimbu.



Wandera yatuma Nantongo amuleetere amagi amazize. Bwe yagaleeta, n’amutegeeza nti takyageetaaga kuba yali amaze okujjanjaba omulwadde.



Kyokka Nabunya yategeezezzaa nti Wandera yamulagira okuggyamu empale ng’amugambye nti eddagala alina kulimuteeka mu mubiri gwe. Ekyaddirira Wandera okukwata eddagala n’alyesiiga ku mubiri gwe n’oluvannyuma n’asobya ku Nabunya ng’agamba nti olwo amujjanjaba.



Wandera bamugaanyi okwewozaako n’asindikibwa e Luzira.



Published on: Tuesday, 8th January, 2008 from bukedde
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7476
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ali ku gwa kusobya ku mulwadde 1 Year ago  
Oluusi ebyembi bisekerwa naye nemu nnamawulire ono ngeri gyeyayagadde okunnyonyolamu ensoonga nzino oba yabadde agezaako kugaziya nsonga ssimanyi naye amazima gali nti oluusi oli teyayagadde kuwumuggula mulwadde we mpiso walala nga ye yabadde neyiye nga kyalina okukola kwe kuginyweesa eddagala ngeera empiso bwebazikola okujjako nti enjawulo eyabaddewo nti yabadde teyetaaga kufumita kituli kirala nakozesa ekyabaddewo .

Naye kino bangi bakyogeddeko nti abakyaala abagenda kubasawo abannansi abamu babagamba okubalumika eddagala oba okubawa oluzaalo nga katadooba bamaze okukawujja ekibatu bo bebayita bajjajja baabwe abawonya buli ndwadde nebalyooka balumika eddagala elyo mungeri yeemu ngooyo gwetwogeddeko waggulu awo kwegamba bwaaba alinaline ennene ajja emilondogye alilidde ddala egiwera gwaate amala kubagamba kweyambula .silabansonga lwaaki aba tasaba mulwadde namukoleramu ka strip tease ngajjako olugoye lumu ku lumu bajjajj nasooka abassa mu mood.Kyenjagala okubuuza abaami bo tebagenda kusaba luzaalo kino nkibalekedde awo watya ngo musawo musajja nga yeyekka yagaba oluzaalo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7487
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ali ku gwa kusobya ku mulwadde 1 Year ago  
OMUMBEJJA KYOSEMBEZAYO SIMANYI BWENYINZA KIDAMU NAYE ATE BWABA ALUNONA KU MUKWALA AWO KITYA? NAYE OKOZESA EKITUNDU KYOMUBIRI OKUJJANJABA SIKILABAKO WAKYAMU ABAMU EDDAGALA BALIGAAYA NEBAKUFUGYIRA,ABALALA BAKUSIIGA ABATALA BAFUWEETA MINDI ABANDI BABANAAZA KATI OMULAMUZI ATALI MUSAWO OGWO ANAGUSALA ATYA ???EKIKULU KYANDIBADDE OMUNTU EDAGAKA LYAMUTUUGE MUMUBIRI ERA WALIWO ENJAWULO.NAYE SINKOLA MWEMPISIZA DDAGALA.ABATONDAWO EBITULI EBIRALA NEBAWOMOGOLA OMWO NGA TEBABAGAMBAKO? OBA ABASALA EMISALE MOMUSAAYI NEGUYIKA BALI BABATUTE EWOMULAMUZI?????
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7489
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ali ku gwa kusobya ku mulwadde 1 Year ago  
Kati ssebo gwe ogwa mu kiti ki? tusooke tufune omusawo omulamuzi yaaba alamula naye yooli yakozesa mpiso eri live ate ngateyetaaga na ku disinfectinga ekirala nga teriiko nakusikasikanya nti ate eddagala liyingidde ttono oba ligenzeemu lingi nnyo just the right amount gyeyewereba okuwonya endwadde gyeyali agenze okuwonya.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7493
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ali ku gwa kusobya ku mulwadde 1 Year ago  
OMUMBEJJA TOMANYI NTI NABAJJANJABA EBORA NABO ABAMU BAFFA NAYE NGA BALI BATENDEKE BULUNGI NZE SILABA NSOBI KUKITUNDUKI KYAKOZESEZA OKUGYANJABA NZE NFAKUKIMU YAMUGYANJABYEEEEE!KUBANGA WALIWO NEBWEBAYITA "ENSITIRIYA" KATI OMUNTU GWABUJANJABA MUNGERI YEMU NGA OMUKUBA MUMBUGA.NEDDA NEDA TUGOBE NSONGA.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7496
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ali ku gwa kusobya ku mulwadde 1 Year ago  
Naye Nekirala ayinza okuba nge elinnya lyomulwadde lyelya muleese okusolobeza amangu ago ngo musawo omutendeke bwakwaata ku muntu nagamba nti alina omusujja natumya omululuza kati naye mubumanyirivu bwe koyye nti empiso eri wano eri ever ready ate wuuyo nomuwala yawonye okumutuma joola zakyapa mbalaasi era ndowooza yayise mubyangu okumuwa dose emala obumazi endwadde gyeyabadde ajjanjaba ate tetwawulidde nti obulwadde bwamuzeemu era ndowooza yabuwonyezza nga kozesa muximum strength ya dose gyeyakubye.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio arrow Forum
Advertisement
Advertisement