Re:Actors In The "That's Life Mwattu" Series 12 Months ago
Nze ndowooza nti kisingako omuzannyo negubeera mu lulimi lumu. Oba Luganda oba Lungereza. Awo basobola nokutunda ebweeru wa Uganda. Bakwano bange abava mu nsi endala eza Africa baagezangako okugobereera That's Life Mwattu, naye nga ba missing-a bingi. Ate kino ekitogo kyennimi teki serving-a na lulimi Luganda, naddala abaana abayinza okulowooza nti okwogera ekikyotala bya magezi. Bbo abazannyi nze nabasiima, naddala abazannya Nakawunde, Vicky ne Dick.