|
Yye Ssebbo, ebijanjalo obifumba byokka nebijja bulungi ddala, nze nsinga okwagala okukozesa ebya kanyeebwa. Ne lumonde omufumba yekka. Kisinga nomu steaming oba nomufumbirako ebikuta nomala nolyoka omususa. Awo era nze buli kimu nsooka kukisotta kyokka nekigonda, nendyooka ntabula. Omucuuzi mu bijanjalao ogujjamu nga osotta, otekaamu katono katono kakukuganya kugonza mugoyo mu ngeri gyogwagala, nolyooka ogussa mu alminium foil nossako mu oven katono, nolyooka ojjulira omwana wa bandi.
|