Re:Omusajja atamanyi bukko, alya chocolate na sweetie 12 Months ago
Kyaava avvunula Julie nti : Mum & dad forgive him. The Man I got doesn't know in-law stuffs.
Ekyo ndowooza tuyinza okukivaako netugamba nti omusajja ssi English speaking native. Ate nga mu butuufu abantu aba langi yensusu enjeru balimu amawanga mangi nga buli limu lilina ebyaalyo. Naye yadde nga ebyo buko byaabwe birala, nze bemmanyiko abawera, balina ebyaabwe. Ate ssirowooza nti waliwo family, okujjako erina ebizibu ffulula biswa, abayinza okukukyaawa kubanga omuko omugwiira agudde nyazalawe mu kifuba. Abaganda, oba katugambe nti abayimba Oluganda bateekwa okutegeera nti tulina obuzibu obutumala okutandika okwelimba limba nga kirowoozebwa nti bisanyusa, bwekiba nga kino kyekyaali ekigendereerwa. Nyazala mbu nazirika!! Ne video ssi nnungi nakamu, Ancient leka kujeregereza.
Re:Omusajja atamanyi bukko, alya chocolate na swee 12 Months ago
I Think we should always try to give credit where its due naye nga bwebagamba mbu tekiwomela matama abili oba nti one man´s meat can be another one´s poison,ndowoza tukilize buli ndowoza yabuli muntu.Nze ka video nkagadde ela kanyumidde.Oli okugamba nti chocolate na sweet wa kati yakikozesa nga symbol kubanga mubutuffu sweet ne chocolate is not an african stuff,nga temwogedde ku simu ya taata..omusajja temumunenya yee kati maama wa mukyala we yamulabila mu kifananyi kya nyina yenyini eyamufako.olwe ssanyu elingi kwekumugwa mukifuba,kati maama yeki ekyamufulumya nga bali bategedde nti omuko gwebaleta??Anyway sigya kwogela bingi kukino but to me the song and the video are good and an eye opener to u all abategeka okutwala abako bwebatyo e Kyadondo.