Re:Omusajja atamanyi bukko, alya chocolate na swee 11 Months, 4 Weeks ago
Mu film gyebayita Shooting Dogs, or something like that, ekwata ku kuttingana okwali e Rwanda, mwalimu omukyala eyali akola munnamawulire, eyagenda nasanga awantu webattidde abaana abangi, nagamba nti byeyali alaba byaali tebimwenyamiza nnyo nga byeyalaba e Croatia, kubanga bali baali bazungu, nga bwabalaba nga bafudde akiteka mangu ku bantu be, ne ku yye. Naye nti bano baddugavu, somehow nga kiringa etonnya emitala.
Bwetuba tukola criticism, tugezaako okutegeeza abantu ekigenda mu maaso mu nsi mwetuli. Kirungi okumanya ekiriwo, nosobola okumanya kyoliko nekyoyinza okugendako. Tetwandiyagadde Buganda efuuke nga ensi zino eze bweeru, ewali class ezitasisinkana almost, mpozzi olwa maaso ge nsi. Bwotoyiga nga ggwe bakuleka mu ki class kyababisooto, nga oyisibwa bubi okusinga Omugisu bwayisa atasalwa mbalu.
Re:Omusajja atamanyi bukko, alya chocolate na sweetie 11 Months, 4 Weeks ago
Mulimu n’akazoole ! Corn is grown or imported everywhere and certainly pocketing food is plain corny ! Rule of thumb and comical effect allowed, if it has a western name (Read English) then they know it, guava and beans included!
About "thwiti" and chocolate , surely I would fault the bakko for not attending to the Mukko’s thirst soon enough! Bakko baawa abatasogoola! Bear hug aside all should be thankful that there was no customary cheek kiss! Naye omweyogereeze takusuuza kayanzi kko!
Re:Omusajja atamanyi bukko, alya chocolate na sweetie 11 Months, 4 Weeks ago
Jeenajulia, abazungu kyebatalina ze nsonyi! They call it as they see it, future in-laws or not! They wont shy away from pointing out what they wont eat and by the same token, will eat whatever they fancy, exotic or not. Kasooli nze ndabba baliranwa baange bamusigaako butter ne bamumeketa. Avocado is the basis for the famous Guacamole dip not to mention other fancy facial usage!
You will agree that on first contact, Abazungu will almost exclusively dwell on inquiring about the “foreigner’s” way of life, diet, habitation ( Many still believe that we’re tree-top dwellers!) etc. Given such natural curiosity, wouldn’t you rightly expect the Muko to know what to expect? Nebwobeera gwe osooka kubuuza bagenyi kye baziza!