CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ??
#7775
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 7 Months, 3 Weeks ago  
OMUYINDI owa kkampuni ya Shumuk Investments aguze ebyalo bisatu n’alagira abatuuze abasoba mu 300 baamuke ettaka lye akolereko ebibye.



Bya Luke Kagiri



OMUYINDI owa kkampuni ya Shumuk Investments aguze ebyalo bisatu n’alagira abatuuze abasoba mu 300 baamuke ettaka lye akolereko ebibye.



Ebyalo ebyaguliddwa mulimu Kigesera, Kibibi ne Lusaana ebisangibwa mu ggombolola y’e Bulera mu Mityana.



Era mu ggombolola y’emu, Muky. Kaggwa yaguze ebyalo by’e Kibooba naye n’alagira abatuuze baamuke ettaka.



Omubaka wa Mityana North mu Palamenti Dr. Gordon Ssematiko yafunye balooya aba Kimanje Nsibambi Advocates ne bawandiikira kkampuni ya Shumuk ne bagiragira okuko-mya okutiisatiisa abantu nti babasengula.





Published on: Saturday, 19th January, 2008
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7776
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 7 Months, 3 Weeks ago  
KUNSONGA EZALEETA OMUFUZI WAFFE MUBUYINZA EMU KUZO KWEKUFUULA ABAKALAMOJJA NGA ABAGANDA NAGAMBA MBU OKUTABALA NOGAZIYA KYEYAYITA OBUGABE AWATALI KOMO,NAYE MUBYONNA AYAGALA OKUNAFUYA NOKUSANYAWO OBUGANDA NAYE BANGI BALOOTA NGA BALI MUKUBO NGA BATAMBULA ! OBA NAYE BWALI???? MUGAMBA MUTYA?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7779
Balyokwabwe (User)
Junior Forum Member
Posts: 145
graphgraph
User Online Now Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 7 Months, 3 Weeks ago  
Ssebo Robuster ! ABAGANDA tulina okuzukuka kubanga ono omusajja M7 MUSOTA !! Tulina okumwegobako !!

Yaava wabwe e RWANDA ngaze kusanyawo BUGANDA. Byonna byayogera nebyakola

bikulaga nti alinna hidden agenda ku BUGANDA.

Omugenzi Musa Nyuki owa Shariat yatulabula nti M7 azze kusanyawo BUGANDA era oluvanyuma yatibwa !!

Nolwekyo abayindi abagoba abantu baffe kuttaka lyabwe zonna plani za

M7 ku Baganda nga agezako okutufula e MOMBOZE munsi yaffe !
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7780
kingo (User)
Junior Forum Member
Posts: 107
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 7 Months, 2 Weeks ago  
Kikwasa ennaku okulaba nga ba sserwajja okwota bakiza banyinimu entanama.

Kakati ebintu ndowooza tubikwase katonda kubanga tugenda kufuuka ba Tamil.

Bwotunulira abantu bano ba Tamil, ekyabafuula ba Tamil TIGERS kwe kubeera nti mu Sri Lanka Baali banyigirizibwa nnyo kwe kusalawo okutandika okwerwanako balabe ngs tebasanyizibwawo. I am not suggesting the Baganda to Become THE BAGANDA LEOPARDS naye bwonyigiriza ennyindo?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7783
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1809
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 7 Months, 2 Weeks ago  
Nandyagadde okumanya abatunda ebyaalo ebiramba mu Buganda basinziira mu office ki Tumanye nessente gyebazissa nga bamaze okurenga Buganda kati bano bannaffe abasazeewo okutunda ebyaalo ebingi bityo tuyinza kukakasa tutya nti nekibuga kyaffe tetukeere nebakatutema nti omuyindi gundi oba "investor " atasobola kwogerwa mannya yakiguze

Nekirala kyetulina okutegeera nti teri investor ali seriuos asobola okujja kati mumbeera gyeturina natandika ku investinga mu kavuyo ketulina kuba okujjako muzibe embeera eri eka kati bagiyita taamu egenda buli omu alyaamu kyasobola okulyaamu ebintu bikyuuka essawa yonna ngoolwo eyali akurembedde adda emabega . Ate ekirungi nti kati tokyasobola kubba ssente nozifulumya nozirya ntende nebwozigulamu ebintu ebikalu bikujjibwaako zo, sente nnungi kuba gyozitereka bebatemya ku Uncle Sam nazisibako nnati
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7784
Aloysius (User)
Baby Forum Member
Posts: 14
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 7 Months, 2 Weeks ago  
Mube bagumu. "Ekiuktte obudde kilibuta!"

Bbaale Aloysius.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement