CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ?????
#7798
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? 11 Months, 3 Weeks ago  
Wabula eyalese omutwe guno yakuza mpakka.Nze muganda wange nandikigumila okufumba nange nga nze ndi magombe ye nagya mumaka agabadde agange nalabila abaana ela naye nayongeleza kubendesewo,naye mbu tufumbe wammu ebyo nsanga nga biyise.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#7800
Mirembe2007 (User)
Junior Forum Member
Posts: 129
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? 11 Months, 3 Weeks ago  
Abantu abenkula ngeyo batono nnyo okubabala kungalo tezigwayo abawasa aboluganda nebabeera ngabakolangana ngabwetukilabye nga semaka atunyonyola embera jalimu eka.Nze kulwange sandifuddeyo nakamu okulaba muto wange ngandi kulusegere ngembera yonna oba nungi oba mbi ngobufumbo bwebugenda nga munnange alinange . Obujja yenamutta kasita omanya nti mutowo afunye naye watudde ,kumulembe guno ogwakilerese nganobulwadde bwetulabye obutute abangi ndeka mutowange nafunna edya wamu nange bwetuba tuzadde netukola omulimu ogwokugunjula abaana baffe kubanga ffembi guba musayi gwaffe.Okujjako ngawaliwo omutabuzi era ngabulijjo sitani tabula wali ssanyu naleta olugambo mubaana oba mubakulu era amaaka gatabuke, nze mbeera njagaliza mugandawange atuule nange mubufumbo,okusinga lwaleta omukazi omulala essanyu nerigwaawo olwebikolwa nobujja enyombo ezitatadde ekivamu ddogo ngabwetubilaba eri abo abatava kundagu amaaka negasanawo.Kangambe nti okukolagana nebagandabo obulungi ngamwatendekebwa bulungi bakadde bamwe buli mwana ngalumililwa munne ekyo kitinza okukuwaliliza okukiliza mutowo okutuula nafumba nawe.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7892
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? 11 Months, 2 Weeks ago  
ssenga mbadde ndowooza ekikuwoomera oba okyagaliza omwana wanyoko kati lwaki kumulondo oyagala agugayeko nga oli kulukuusi?mba kuba mukyala okufumba negwesimanyi kyakakirako omwana wanyabo!naye ssenga gyawo etima nawe
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7952
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 123
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? 11 Months, 1 Week ago  
This is very interesting,Banange Ba maama wamu neba nyinazze,abamu kumwe muli ba katula kebisse buka ate abamu kumwe nga mwanyinaze Mirembe,muli bawoomu nga ebisoobooza rather Honey.

Bible etugamba nti yagalanga muntu munno nga bweweyagala,naye ate yagala muganda wo nga bweweyagala.Abamu kumwe mukola promises ezilli plain,kale nogamba mugandawo kennalyaako naawe k'onalyaako,era woligwa wendigwa kyokka ate n'ovaawo n'ogamba nti ''nze okufuumba nemuganda wange mozzi nga ndi kaganga/magombe''. olwo oluganda n'okwagala bwebiluwa.

Ffe ewaffe MUBUGANDA,Tofumbilwa nga mukuluwo akyaali kulujja,naye okumanya muli selfish,lwaaki oba togamba mukuluwo nti munange nzenno mbadde nfunye omusajja naye bwooba oyagala,lwaaki tetugenda ffembi.oba lwaaki tomulekera omusajja gwe nga bwooba okyaali pettiee n'ogumikiiliza.

Ndabye kubantu abamu nga bawassa,naye ate bakyaala baabwe bwebaffa,abazadde bomukyaala nga babawa muganda womugeenzi.

NZE NNO NYINA MUKWANO GWANGE YAKWAANA ABALONGO,BALI BALI SO IDENTICAL ERA NGA BALI KU CAMPASS,NAYE ONO GUY BWEYAKWAANA EYASOOKA,TEYAMANYA NTI ALINA TWIN SISTER WE,KATI ATE BWEYASANGA OMULALA YATANDIKIRA WEYAKOMA NOOLI,AMANYA GAALI GEGAMU,MWAANA MULENZI NGA YEGWEERA BYASSAVA......OLABYE BWOKUBA EBINYOONYI EBIBILI NEJINJA LIMU? MUSAJJA KI ATANDIYAGADDE KUFUNA KAKISSA NGAAKO?????????

ATE NAMWE MUKIMANYI NTI KILI MUBUTONDE OMUSAJJA OKUSAJJALAATA NGA BULI GWAYAGADDE AMUFUNA.>>>>>>>>>>ABAMBEJJA N'ABAZAANA BONNO OMWO.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7956
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? 11 Months, 1 Week ago  
JBugonzi onjiŽjukiza mikwano kyange ebiri twali tusoma musomero naye nga mulimu abalongo bakalala naye nga balinga byakumi mukufanagana! mikwano gyange bateesa babakwane naye nga ekibi tewali amanyi nti ono yenakato oba babirye, ate ekyenaku nga buli gwoyita ayitaba. munange bwebagezako nga tebayinza kwawula ani gwenakigambye egulo erta okukakana bo balemwa! naye nangebwembasanga nebwebalela nsobola okubawula newuza ekiba nekiba!!!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7959
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? 11 Months, 1 Week ago  
This topic sucks. But I stick to my word.Mukulu wange oba muto wange mwagaliza ebilungi nga bibye bweluba lugoye nga ndumugulila,bwaba musajja nga mumwagaliza nga mbaconnectinga naye si ku wange,ekyo mwena kikafuwe..ebya Kayisali bya Kayisali nebya katonda bya katonda so goes the saying.Mulekele awo nokunyumya kumikwano gyamwe muveeyo ne bwino nga wamwe nti haa mukyali awo naye nze nina ba sisters bebagatokosa ewange.Ebyo ebya ba twins bibawo ela bangi nyoo babakozeseza mubutamanya ela nga wabawo party eli munzikiza,neli mukitangala ate nga nabagezezako okukikola mubugendelevu baba nensonga zabwe.Isshhhhhh
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio arrow Forum
Advertisement
Advertisement