Re:ANI ASINZE OKUGATTA ABANTU NOKUBAYAMBA! 1 Year, 5 Months ago
Mwami Luutu obwamalaaya buyingiddemu butya ngooli alanga web empya kwabaddeko begiliisa ? maybe ako kabadde kamu kubukodyo kusikiliza bantu gendayo, naye mwami Erycom tusanyuka okulaba nga bantu baffe bajja nebintu ebizimba abantu, nange nakyaddeyo nengilaba nga nnungi naye bwenagezezaako ku video ngegamba nti ebiliko si byolanga, ffenna tumanyi wa sswakaba gyetusobola omusanga, naye teli kikuba busungu ngakwagala kuwagila muntu wammwe, nga ye ideas ze zikusasulamu ku clashinga computer yo oba giwa virus just because some one thought its funy. believe me loosing your stuff just because another person thought that you will be interesting in waching other people doing thier bumbu isn't funy at all
ekisoose kyoyise ekwe zabaganda naye njagala webuuze omuganda yani?era bamekka abeyiita obweyisi nga sikituufu. nolwekyo siyinza kukiriziganya nawe nti egwanga lyonna elyabaganda bweriri!naye ate siyinza gaana nti temuli bali bwebatyo olaba ne mubayigiriza ba yesu balimu!!!!!
naye manya nti omuntu kasita akwavuwaza akozesa buli kyayagala.
ogambye nti abanyakole teli mukulembeze wansikirano naye omugabe wawa? era bwoba osobola okumanya ekiri munda nonyereza olabe ekili wakati wakati wa ba Hiru naba Bahima!!!