Suggestions For Solving The Land Problem 7 Months, 1 Week ago
List here your suggestions for solving the land problem without the much prophesied blood shed. This is the age of reason, we are a thinking people, sure we can solve our problems without resorting to violence. Let's hear everyone's ideas.
Re:Suggestions For Solving The Land Problem 7 Months, 1 Week ago
Kati webituuse awali nomusaayi tewakyaali bi mbu ate oba yenyigawo kati emyaaka giweze. Wano osooka nojjayo map nolaba buli gwanga weliri nemusimbya buli omu mugwanga jasibuka mweekyo owa banyini gwanga okubaako obwekyusizo buli omu asooke adde eri bajjajja be bana emabega gyebazalibwa buli omu asooke yewandiise eyo, ekyo nga kiwedde tuseewo passport teri kumala gesaza munsi yabanno nga tolina nsonga nkulu ekutwalayo, teri kukolera mukitundu kirala kuba Uganda yonna yetaaga okukulakulanya nokukuuma obulombolombo bwaayo, kuba sirowooza nti Abaganda twandyagaddenyo oli agenda entengejjera mubbanga kuba avakusala mbalu ate nga ddala mukolo gwamaanyi mukitundu gyasibuka oba bali nebavaayo nga mabeere bagaweese kubibegabega kuba kiri normal ewaabwe.
tukooye akatogo,, songa buli omu bwafuba ku Katonda kyeyamuwa nandibadde ebyaffe byononebbwa naye tuli bakozi okwaata bukwaasi kyeeyo noddamu newezimba . Uganda ejjudde ebyobugagga waliwo abalina ensozi awo wotandikira ngotekawo nabantu bo nebatyabulira abagenyi amazina gammwe nge kisale muyingiza nga mwekulakulanya, ebyettaka mmwe mubyekolerako mungeri zamwe so si oli kuva bunayira natandika kukeccula wano nawali awasigadde nabba. Abantu okugaana okulowooza kyekibajja kubyobugagga byebatuddeko ewaabwe nebagweera mu Buganda . Wewaawo tulina ekisa naye banange ekisa kitta nengetta kati .Saawa ya buli omu okutunula mu bimukwatako nabantu be. LWAAKI OZIMBA GOLOFA MU BUGANDA NGEWAMMWE EKKUBO ERIKUTUSAAYO NEMMESE TEYITAWO NOSULAYO AKASISIRA WANO WALIWO EKIKYAAMU