Re:KUNNO KUBIKKA BANANGE MUNYAMBE! 11 Months, 2 Weeks ago
Ancient tunamanyila wa?Osanga okubiika kwo amangu was a case of kyewayagaliza embazzi,kibuyaga assude..ye kambuze abaana nomukyala otegeza ba twins ne Nambussi oba?Kyokka security boss ozze kulema.I just pray yo eggs dont hatch,gampeleze ngasike
Re:KUNNO KUBIKKA BANANGE MUNYAMBE! 11 Months, 2 Weeks ago
banange mundese buloba naye nga nandiyagadde okubeera ebuziga kali alina kyamanyi ankwate kumutono antuuseyo.kuno kubika ,mabugo, ate nenamunye afuyirira zilwana, byonna ndi ku bat valley!
Re:KUNNO KUBIKKA BANANGE MUNYAMBE! 11 Months, 2 Weeks ago
Robster wama gila okya bela e Buloba kuba nabali e Buziga bali kubunkenke naye go amabugo bwegaba gazze gelile nga Jb bweyabade ateseza.Naye ogalya ogelila kuba boss wo AAA bwanakitegela omulimu tosigaza.Nze e bat valley navudeyo ndyawo mukiko kya golf ndyoke njolekele mulago ndabe oba nfunayo kudagala eliweweza okunyolwa in case FSS-Family Sunday Show tebeyo.
Re:KUNNO KUBIKKA BANANGE MUNYAMBE! 11 Months, 2 Weeks ago
NAYE BANANGE MUYINZA OKUNGAMBA OKULYA AMABUUGO!KYOGAMBA NTI AMABUGO GENKANA KANE NE MWANYINAZE QUEENIE NOLWEKYO EKYAMABUGO SAGALA KUDAMU KIWULIRA NGA MUKINJOLEKEZA:ENKYA MWANYINAZE GYANGU KUMPEWO WATUUUUUUUUUUUUUUUUU.