CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ??
#7785
Aloysius (User)
Baby Forum Member
Posts: 14
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 10 Months, 2 Weeks ago  
Mube bagumu: "Ekikute obudde kilibuta!"

Bbaale Aloysius
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7787
saka (User)
New Forum Member
Posts: 2
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 10 Months, 2 Weeks ago  
Ono omusajja ayagala kutumanyira yelabide nti nomusungu gwe tulowoza nti mugezi nnyo yewunya cheyalabako nga aze ebuganda.Kale akimanye nti ffe twamuyamba okuyigira wo era tutekateka ku muzukusa nga bwe yakola abe engulu.



Mr.M7 Try and scracth your bold head for once and think, coz i think its time to call it quits.Even your sibling we know his been well funded and trained. But remember even the American army is well funded but many have gone back home in black bags for the last five years in Iraq.So don't wait to be sorry.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7788
rambuka (User)
Expert Forum Member
Posts: 657
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 10 Months, 2 Weeks ago  
Nange mbuzza president Museveni abayindi banno yazza bakki??tebawulira,bayina okusalirwa amagezi-kubanga nze ndabba nti batuletta busungu bwerere.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
#7790
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 10 Months, 2 Weeks ago  
I'm one of those people who don't rush to conclusions, because I think it's a mean thing to condemn an innocent man. But now it's just too obvious to deny anymore, the government has some ugly ulterior motive concerning the land of Buganda. There is no other explanation why foreigners are all of a sudden coming in to buy land, big chunks of it. There is no reason why villages are being levelled and schools demolished. No reason why poor people are crying out for help, when the government tries to cover-up their voices with the confusion about implementing some bogus laws to help them when in truth it's the one that's hurting them in the first place. I just wonder, what makes God's people so stupid? How can anyone think he can pull off something like this, in this century? How much more blood will it take? Help us Lord!!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#7796
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 10 Months, 2 Weeks ago  
Baale ekikute obudde kiligenda okubuta nga omuntu asigadde yeyaguza lugyo nze ndaba wanno wetaga wo okukambuwala,Kiwalata alabika anonya mpedda kunyagga buli kili mu Buganda,ayise muba Investors mbu bebagula naye nga mubutuffu omusajja alabika yenonyeza bibye.Obugumikiliza tubuseko ekommo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#7805
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE OYINZA OGULA ETTAKA EBUYINDI ?? 10 Months, 2 Weeks ago  
Kyamukisa mubi omuntu okukwaata omukono gwo nagukubisa omuntu omulala ate ye namala nadduka nakuleka obitebye naye banaffe ABAYINDI bajjajjafe bayimbanga nti bazira ebintu byaabwe nebabasannyalaza ekiri Ekenya okwo bakuyita kukulengeza ku kiki ekijja mumaaso Abayindi kuva dda nga belowooza nti bebasinga abalala bonna okulowooza namagezi okusinziira ku mpisa gyebayisaamu abantu abalala naddala abaddugavu.

Bangu nnyo okuliira mu kavuyo era kino bakikoledde emyaaka nebyaasa esaawa yammwe eyokwambala ziri engatto zammwe ezolumwa okuzambala kibaliga teri wala okujjako nti eyinza okufuuka oluyiira nelanda yonna gyemumamiidde kuba yonna mweyisa bwemutyo bubi.

Amawanga agalabuse gesudde 2+5 mmwe musigadde mukyakkiriza okukozesebwa okutulugunya bannyini nsi naye kuluno kigenze wala era lino lyekkubo lyemutemedde abantu bammwe.

Mujjukire bwemusaawo emirimu muddayo ewammwe nemuyoola abantu bammwe kumakubo nemu getto zebuyindi nemuba nga munyunyunta ensi yaffe mungeri eswaaza obuswaaza kuba mumanyi nti buli kagwaawo ticket zammwe mwasala dda nga mumalamu omusubi naye bagamba nti ekyekango tekimanya muzira .One way or the other lino effujjo lyemugenda mukola lijja kuba siba enteega mwewunye ekibawuttudde you cant fool all people all the time. Mujjukire eyesimbye mu Mabira , nali mu North anoonya ettaka lya Bachooli bebattako empola mu camp ne Deals zonna zetusomyeeko ku Katwe nawalala wonna . You're riding on a hungry tiger so hold on tight.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement