CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa?
#8591
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 259
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 10 Months, 1 Week ago  
Buli kibaawo kyonna kirina kyekiyigiriza, oba kirungi oba kibi. Abayimbi balina target group yabwe. wabula abasinga okuyiga bebantu abakyaali abatototo be tottottololo. Abayimbi abasinga obungi tebalina nakimu kyebayigiriza muntu akuzeemu. Omuntu akuze oyiga ki mubayimbi bokumulembe guno? Wabula bbo abato bayiga kiralu. Kale enyimba nga "akakazi akatono kannemye okumalawo", zi "kwata wakati", ogwange guli mu giya nene, "ago gonna matwalego" oyigamu ki? Enyimba ng'ezo edda nga neku radio baziwera. Wabula bbo abaana abato, tezibava kumimwa, era bayiga nnyo, bad or good.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8643
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 9 Months, 3 Weeks ago  
Kalibatanya nze ndaba bagwa mubuli kiti!waliwo oluyimba lwo mugenzi basudde mwanjonyorera buli kiti kyamuyimbi!mulimu abasomesa ddala,nga( Basudde)wuliriza enimiro yokubuganga,mulimu abaalanzi (SSebaduka)eddame lyaccwa,waliwo basenga nga babulira nawe noggwa enyalwe (kafeero)mwanyinaze oba bulanina(basudde )tuwasenju! mulimu bakazanyilizi kati nga latter O oba ndigidda. mulimu abalyowa omweyo wulira oluyimba lwa dr tee yeggwe anyamba nendala azemwoyo, nemubau nebano..........................simanya mboko

Nze ngamba baggwa mubiti byonna ate abamu bayigirize bulungi okusobola okyigiriza abalala.mubuyivu sitegeza kugenda mukibiina kufuuwa lungereza ndowooza ontegedde.tetubanenya bonna lumu naye akoze ensobi tumuvumirire.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8644
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 9 Months, 3 Weeks ago  
Dala nga neyiba bwagambye,naye kati eliyo byetulina okuvumilila naye ate nga bwoba wekka nobiwuliliza olusi wesanga nga bikunyumidde.Okugeza nga mic ya Zigiddi naluno olwa diggy nga guard ne helmet kwebili.Njogele ki ndeke ki.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#8649
rambuka (User)
Diamond Forum Member
Posts: 718
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 9 Months, 3 Weeks ago  
Abayimbi---aba kadongo kamu--edda bayimbanga enyimba esisomesa era mubano abavuka mulimu abayimbi aba yimba enyimba esisomesa---------measch semakula,juliana kanyomozi,walukaga------nabarala---abeda -philly bongole lutaya---sebaduka---kafero,hadijja namale,jimmy katumba,afrigos,ne rwenzori band,kawalya ,ne savannas
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
#8661
Astartois (User)
Junior Forum Member
Posts: 119
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Female Location: Den Haag
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 9 Months, 3 Weeks ago  
I beg to make my contribution in english. First of all let me explain why - I read and understand luganda so well but terrible when it comes to writing.



I would like to concur with rambuka some of the songs are educational while others are obnoxious. But again its up to individual judgement, to make a choice of music that is appealing and/or educational. If you ask me, some of these songs make good listening but are pretty much about petty wrangles. Maybe a good way for the singers to get rid of the negativite vibes, yes, eudcational???? hmmmmmmm some but not all. I won't enumerate.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
[i]Many of life\'s circumstances are created by three basic choices: the disciplines you choose to keep, the people you choose to be with; and, the laws you choose to obey]
  The administrator has disabled public write access.
#9842
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 5 Months, 3 Weeks ago  
Abayimba bangi abafulumiza enyimba ensangi zinno ela nga kati kumpi buli muntu alina kudobozi yeyuna kuyimba alabe nga naye abaawo.Bangi bayingide mulwokano ela kati tulina variety.Naye nze kyendabye,enyimba ezilimu obusegu segu zatutumu okusinga enyimba endala,okugeza juzzi Lutalo yafulumiza KAPAPALA ela kati bukedde yamulaze nga agenda kuvulumula. Kati waliwo eyangambye mbu agenda kufulumya ZITELA KUBA BILI;BWOZIKWATAKO NAKYAMUKA katululinde tulabe,bwelunatunda nga golofa azimba.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio arrow Forum
Advertisement
Advertisement