Bweeza bweeza bakiise banange mwena.Mugyebaaleko egibakooya.Ku lwange buli muvubuka yeena yandisoomye ku katabo ka Solomoni Mpalaanyi.BASAJJA MIVULE.Nze nakakaasooma nga x8 naye tekantaama.Kayigiriiza abavubuka
eneyiisa mu bantu wadde oba ofunye ku bu ssente oby'ekivuubuka kuba buli muvuubuka yali akuute ku cash.Kale simanyi abakiise ki kyemugamba ku nsonga eno. Atakuumira mpera agiira mwena akyabakuuma