CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Zimbabwe falling to pieces, does anyone care? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Zimbabwe falling to pieces, does anyone care?
#8837
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Zimbabwe falling to pieces, does anyone care? 8 Months ago  
Ekikulu Mugabe yatta omutulumbo gwe kati mumugoba ku nyama? Awoooooooooooooooooooo!! Ssi byangu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#8852
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 258
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Zimbabwe falling to pieces, does anyone care? 7 Months, 4 Weeks ago  
omumbejja wrote:

QUOTE:
Naye bannange Tonto onzijukiza nga wakyaliwo akalembereza eka nga baana abato basaawo ssente nga tewali azibba, naye wheelbarrow gitebereze kati ngogenda downtown Owino, zino zonna sente zigula omugaati gumu ? kati olwo abagenda okusasula ebinene okunganyiza ddala ekkutiya zo nozipakira nga makala amanda agafumba nozissa ku kagaali kalaale. Naye era buli kimu kibaako nomukisa kuba tebereza ngenkuba etonnye ewaffe, mukoka akukoma mukiwato kyokka nga wetisse omugugu gwa ssente nga nababbi tebakufaako bakuleka notambula nazo kyeere, ngo ogwo omugugu gugenda kugula kendo kamu akamafuta gonetaaga okussa mukatadooba. Kano akalenzi mu kifananyi kasizaako smile egamba (wassup im da pimp got problem?)




Okubo eddala lyeryokufulumya olupapula lwa sente for example nga lwa (Zimbabwe Shilling) 1m/-

Awo omuntu atambula n'empapula (paper money) ntonotono. Notes 5 >= 5m.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8857
Mirembe2007 (User)
Junior Forum Member
Posts: 129
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Zimbabwe falling to pieces, does anyone care? 7 Months, 4 Weeks ago  
Twandikubidde omulanga aba U N bayambe bawereze ababala obululu nokutunulila Mw Mugabe byakoze okuva lweyawamba obukulembeze babigategate balabe oba akasera kamaze kubukulembeze akulakulanyiza Zimbabwe basinzire okwo bamuwuumuze omukulembeze omulungi tawampanya era talemera kubukulembeze bandilabidde ku Owekitibwa Nelson Mandela kyeyakola ngasomesa abakulembeze ekisanja bwekiba kiweddeko.Bannange mulabe abantu bomu Africa yattu bwetubeera ngatutuse kukibambulila kyomukulembeze afuza obumbula bwetubeera, twogereramubwama ,kungudo ,bwebuziba ngatuddaka. Abantu nebatuuka okulya embwa nomugati neguba gwabula kati omuntu bwalwala mudwalilo waliyo eddagala? Bayimbila bwerere nti We gonna liberate Zimbabwe . This is the time to liberate it from its own citezen if he is for real . Oyo Omw. alabika abera mutamivu esaawa yonna Obote yamuwako kusampulo. Tubasabile nanafe ebintu sibilungi endwadde obwavu ngabayinna kwetunda okufunila abaana babwe nabo ekyokulya? Oyo Omw. asaana agende nabalala bamanyi okufuga era balina ebisanyizo ebisinga byalina ate nobufizi yabujja mumusayi aganye nokukitegeera nti banansi balonze gwebagal abakulembere. Mukama abasaasire bana Uganda naffe twabiyitamu kiluma nnyo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8865
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Zimbabwe falling to pieces, does anyone care? 7 Months, 4 Weeks ago  
The caring ones are helpless.The ones with the capacity to help have decided to keep a blind eye watching and a deaf ear hearing.The end will justify the means as usual.Africa teli ayamba.CRY THE BELOVED CONTINENT.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#8876
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Zimbabwe falling to pieces, does anyone care? 7 Months, 4 Weeks ago  
Kalibbs wrote;



QUOTE:
Ekikulu Mugabe yatta omutulumbo gwe kati mumugoba ku nyama? Awoooooooooooooooooooo!! Ssi byangu.




Naye bannange nga lwaki kibeera mutulumbo nakugoba ku nyama? Yandiyinzizza okugamba nti nnabajja emmeeza yange lwaki mungaana okwesigama, oba entebe yange lwaki mungamba obutatula, oba nnatunga empale yange lwaki muginzijamu, oba nawanga enkumbi yange lwaki mungoba ku lubimbi, oba nakima amazzi ngange lwaki mungooba mu kinabiro, oba nnanoga emmwanyi zange, nnasimba vanilla wange lwaki mungoba mu katale, oba nnazalibwa mu nsi yange lwaki mungobako eddembe... I mean waliwo ebirala bingi ebitali macabre!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#8889
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Zimbabwe falling to pieces, does anyone care? 7 Months, 3 Weeks ago  
Nze ako akaana bwenkatunuliira ndowooza nti laba abasajja abakulu abakadde abasenyuse nenviiri, bwebakola ebintu nomwaana omuto ebimusesa olwobutumbaavu bwebyoleeka!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement