CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:OMUZIMU GWA KASOOBA
#9041
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
OMUZIMU GWA KASOOBA 7 Months, 2 Weeks ago  
oyo yenna oyagala okumanya nti munsi mulimu obayiyiya nabayigiriza fuba osomeko kutatabo ko mugenzi kaweere akayitiba omuzimu gwa kasooba , mulimu oluganda lwewandiyagadde okumanyi engere ,ebikokyo enjogera nebyonna naye nga kasanyusa ate kayiiriza buli mutendera gwomuntu,
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9046
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:OMUZIMU GWA KASOOBA 7 Months, 2 Weeks ago  
Robster jjukira nti Phad yeyali yewadde omulimu gwotuteera nga ebitabo wano osanga bwaaba afunye akaseera nakafunako copy eno ayinza okukatuteera wano netukasoma tunamubuuzaako netulaba kyakigambako nange mulimu ebigambo byensanga mumawulire nga nokubyerabira nabyelabira dda
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#9048
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:OMUZIMU GWA KASOOBA 7 Months, 2 Weeks ago  
naye ntera okubera nebitabo bingiko naye engeri yokubituusa kuyagala okubisoma wewabeera obuzibu. naye nange waliwo akatabo kenonya naye kambuze naye bwewabawo akalina oba eyali akasomweko mwaniliza oba anguzeko copy bakayita NESOOGA OBUYEKERA BY KAWEERE.

omumbejja nkimanyi nti embuga ebintu gyebisokera okukuubera nga bikumibwa bulungi kati nfukamidde nkebererayo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9316
kingo (User)
Junior Forum Member
Posts: 137
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:OMUZIMU GWA KASOOBA 6 Months, 2 Weeks ago  
Kituufu Kawere yafa amaliriza akatabo Nesogga obuyekera wabula nekabibwa nga tekanafulumizibwa mu kyapa. Ekibiina kyolulimi oluganda kyawere nti nebwekanafulumizibwa mulinya eddala bajja kukategeera kubanga tone

ya Kawere yali Unique. Otherwise, OMUZIMU GWA KASOOBA katabo kalungi nyo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10272
prettyd (User)
Junior Forum Member
Posts: 82
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:OMUZIMU GWA KASOOBA 3 Months, 2 Weeks ago  
Omuzimu gwa kasooba n'obutabo bwa kawere obulala bwonna bukaa!nze i bow down to kawere yali musajja mekete ate nga muyiiya nyoo!
Alina engeri gy'akuteeka ku bunkenke ate n'akujjayo ,nkugambye obukoddyo bwe bwali bukambwe!
olulimi lwokka lwakozessa! singa tufunayo omusika we oba kale omuntu yenna amwefananyiriza tuba tuwonye oba ngambe tunaaba twesiimye! Anti awakula ennume....!
But still akatabo ke yawandiika omuntu omulala bwakafulumya mulinnya lye abasomi bakizuula mangu kubanga bwafulumya akasooka nebatamumanya bwafulumya akalala style ekyukamu olwo netumugwamu!
N'olwekyo ka tusubiire nti luliba olwo akatabo ka kawere ako akatanalabika tulikasomako.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement