Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST/Omuana 1 Year, 3 Months ago
Nze mpagidde Asha ayingire mu video ya Omuana. Ate nno nga bwebiri bwebityo, nange Omuana nkusabye ovire ddala ku Silver, kuba nange kyakola nkikola. Nyinza okukufunirayo enyimba nga bbiri, nolaba oba ozagala. Naye nga omaze okuteeka Asha mu Video. Hahahahahah I like!!!
Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST/Omuana 1 Year, 3 Months ago
Wabula kino kika.Omuana ssebo ekyokusa Aisha mu video yo nange nkiwagidde kubanga bambi alabise nga mwetegeffu ate nga noluyimba alwagalila dala.Ebyokunonya emboko jila obisa kubali kubanga Aisha yeyewadeyo ffe abalabi naffe tunyumilwe wamu namwe.
Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST/Omuana 1 Year, 3 Months ago
Mw Omuana totuweleze list yendabika yo muwala gwoyagala okubeela mu video yo, kuba nze ndeeta eyange. Okusooka byonna okimanyi nti buli kili ku mu bili kiyinza okukyuusibwa under a knife. naye ogezaako notosaba bitasoboka, bwooba oyagala wamaaso manene ago mangu okkanula nemiopic glasses can do the trick , owakabina akanene booty pads will do, teli kujjeeyo ngooli azze nebbanyi lye bbere nodda mukuyimba nti bwentunula kubututtwa bwobubeele bwo nenfa, kuba type eyo nzibu okweeka mpozzi nga nagakuba kubibebgabega nagawekela emabega, mbamanyi abayimbi mwagala nnyo kuyimba ngomuwala bwaali mu high hills awawenyuka emisinde but please jukila ntiwaliwo obuzibu ngobugere obuli mu open toe shoe butandise okuwalakata snow.Waliwo nekyokuwaana nti omuwala wakazigo ekyo kyangu ,ogenda bugenzi wali elinnyo lyomu maaso nebaliwangulamu notwaala akazigo to the next level naye era mukola bulungi omuwala nakola gwa kuzina nakumweenya kuba awo watya ngakuddamu ngayakusinza eddoboozi obunene, omanyi ekiso bwekyamala okuyingila mu biseera bino osanga abakyaala abalungi bangi, naye abamu olina kusooka batunula ku madokooli. Kkale nayongeleza okwo ngamazze okufuna okuddibwaamu kuba nkyaleeta ebilowoozo byange.
Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST/Omuana 1 Year, 3 Months ago
hahahahaha...........mwana muwala Saava aahhaaa.
# Now i can tell that saava is a lady. Onsonyiwe emabegako okukuyita mister. Okusaba kwo kuyiseemu butelevu nga tekuvuganyiziddwa. Honestly speaking am flirtered by the fact that my sister in Allah (Asha) wants to be in my video...Am new in this music industry and when i started i never knew i would be appreciated, i did music cos i had known many musicians personally like Tony Ssengo,God Mwambala,Menton Summer,Elly Wamala etc somehow nafuna ekyinyegenyege nentandika okuyimba nolwekyo mbela mukyaamu okwewulilira ku bawagizi bange ConnectUganda.com benkunganyilizza.
Njakusaba Dj Mike ankonekitinge ku ASHA kubanga alina emails zaffe, tukole ekifananyi lubalala.