CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe!
#245
mike (Admin)
Admin
Posts: 153
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 4 Months ago  
Another Sunday.... another show.... 15/07/2007



Ate neera waliwo omukyaala eyakubye essimu okuva e Boston nga ayogera ku Jose Chameleone eyakoze show e Boston mu USA. Mbu Chameleone yalaze empisa ensiiwuufu eri abawagizzi be abbaabade baagala okumubuuzako. Teyakomye awo nakoleeza taaba mu bantu n'afuuwa ekkika nga teyeefirayo.



Twaabadde tukyaali awo, essimu endala n'eyingirawo okuva e London, era n'omukubi ono naye nga yemulugunya ku muyimbe y'omu Jose Chameleone mbu bwe yalabikako mu London, era yayolesa empisa ensiiwuufu nga amaze okuyimba.



Mbu kw'olwo mwalimu n'okulinya ku mamotoka, okuwogana - kwegamba empissa zonna ezituweesa erinnya ebbi.



Mukwenyonyolako, omu ku ba promota yakubye essimu n'agamba nti yayogeddeko ne Chameleone. Mbu Chameleone baali bamuvuma nga naye alina okwelwaanako.



Ebibuuzo biri bwebiti.



Omuyimbi asobola okubeerawo nga talina bawagizi? Nedda.



Naye lwaaki ate bwafuna abawagizi abeeyisizaako bubi?



Nze ndowooza tekimala kuyimba kwoka naye n'empissa zisaana kubaanga ekitiibwa kyo nga omuyimbi obeera okiweebudde.



Gwe olowooza otya?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
*Olupapula si mupiira mwatu nti lunanuka nandilwongedeyo..... alogya omukwano tayogera bingi bwebiyitirira bifuuka bulimba* - Freda Ssonko.
Bannange mwebale nnyo omukwano. Mutuwadde ekirabo ekisinga byonna munsi eno. Naffe tweyama okubawereza n\'essanyu, okwagala n\'obumalirivu.
  The administrator has disabled public write access.
#247
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 4 Months ago  
Kansokere ku lugero olugamba nti "Mpande emu eyiwa ekisero" anti bwokutama ojjilonda, oyinza okuyiwa ekisero kyonna. Naye kati kilabika omuyimbi waffe ono takyatembeka.Omanyi oluusi waliwo abantu abakula amangu emibili, naye nga obwongo bukyaali buto ,songa ate obugubi,nebizibu byetwayitamu , byetuyiseemu oba byetukyayitamu, bwe bitakkuza bwongo, ngomanya nti ggwe wakona mu bwongo.Mulimu emilimu oba ngajokolera embeera nzibu, fenna ekyo tukitegeera , naye webatakutadde kumudumu gwa mundu ,bwooba ngowulira nti tokyasobola kuwelezaawo mumutima mulungi, lwaaki teweyongerayo nokola ekilala? osigaza emirembe ne boviilidde kabe kasinge ngo nabo obalese tebakuwanda lulusu.Mu bantu bennakalaba abantu beeka baniliza mangu omuntu tebamala kwekebejja ngawalala wonna wolaga, womala obbalaga nti tolina kabi ne balyooka bakusembeza .Oluusi ne ssente eyonoona naddala bwesanga omuntu atali nyo mwekwaanya. abantu baffe abeeka ngabwebakubiita ate era bwebakusuula.Kuba kati katugeze oli yefilizza emilimu gye nensiibi ze, atindizze olugendo kyeyandyagadde okusembayo okulaba yemuntu atalina mpisa mubantu.Oba eka oli nasalawo okwefiliza ekintu kyonna kyeyandiguzeemu katugambe kakkilo kannyama nasasula tiketi ye gwazze okulaba neyekola obusolo, sikwekwesanga nga nebwebatelako enyimba ze ku radiyo ka radio okanyugunya eri yiiiiiiiiiii oba wanyiiga anyway obuntu bulamu bwe bukola omuntu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#249
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 4 Months ago  
I once read a comment on the Youtube,written by someone who'd seen him misbehave after a concert in Toronto. Most Africans who have had some artistic dreams know how difficult it is to achieve recognition. I wouldn't like to make Chameleon feel bad or that the very people who raised him to the top, are pulling him down now. So this is not addressed only to him, but to all those new African Artists. You've got to understand that, our culture is different from the Western culture. To us, not all publicity is good publicity. We are still hooked up on the good old proper behaviour. Show the world who we are, and how great we can be.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#262
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 4 Months ago  
AMAZIMA GASIGARE NGA MAZIMA JOSE CHAMELEON YE TAYINA MPISA ZA MUBANTU KYOVA OLABA NE EUGANDA BA MUKYAWA DA NGA TAYOSA KULWANA NABANE BULI KISERA E KENYA NAYO BWATYO YEWURIRIRA KUBAWAGIZIBE KATI OBUWAGIZI ABUSIGAZIZA TANZANIA . KATUMUSABIRE
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#267
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 4 Months ago  
Maybe he forgets that his fans are his employers? And if you are rude to your employer, at least as far as we are acquianted with out here, you better be ready to get fired!!! But I know he's worked hard, and hope he comes around.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#274
kayanzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 91
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 4 Months ago  
I tend to snub concerts organised by Ugandans. Not because they are not full talent, but because half the time, they are poorly organised. Some organisers tend to want to milk all they can out of the shows at the expense of a decent service. Such shows are normally organised in alley ways or sometimes in cold stinky places.



What is going to keep putting me away from them concerts is stories like these. I mean I love Chameleone. He's given us all those great hits and I think he is a great talent.



But maybe it's best to love him from a distance. Or maybe someone go give him an education if you can stand his ego.



Alinga kapere eyalinnya omuti n'atuula ku tabbi ate n'atandika okulitema nga talina magezi galaba nti bw'analitema neligwa naye agya kugwiirako!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ndi Kayanzi sibuuka na Nzige!
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement