Kati olwo Phad eyo gyobadde wekukumye obadde mubilowoozo ebingi bityo , nze ngamba bwenti nti nekigere kigera wa awo kutambula kyoova wesanga nti lwekitagera lwewesanga ngo buuse nga enkonge ekutaddeko amanyo , bwooba mu kagatto ko nako oluusi mwekagendera ogenda okuddayo okatunulako nga kasamye
Olulimi nalwo lukola omulimu ogwokulima emmere gyooba osuddeyo mukamwa era bwe lutalima baba basigalidde kuggunda bikonde mu mugongo emere eba terimiddwa bulungi nge geenze weteteekwa.
Ate jjukira nti olulimi lulina emimbi nyingi zelulima
