CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:I've been thinking... (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:I've been thinking...
#8934
xaza (User)
Junior Forum Member
Posts: 133
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I've been thinking... 7 Months, 3 Weeks ago  
omumbejja wrote:

QUOTE:
Kati olwo Phad eyo gyobadde wekukumye obadde mubilowoozo ebingi bityo , nze ngamba bwenti nti nekigere kigera wa awo kutambula kyoova wesanga nti lwekitagera lwewesanga ngo buuse nga enkonge ekutaddeko amanyo , bwooba mu kagatto ko nako oluusi mwekagendera ogenda okuddayo okatunulako nga kasamye



Olulimi nalwo lukola omulimu ogwokulima emmere gyooba osuddeyo mukamwa era bwe lutalima baba basigalidde kuggunda bikonde mu mugongo emere eba terimiddwa bulungi nge geenze weteteekwa.





Ate jjukira nti olulimi lulina emimbi nyingi zelulima B) :)




Mumbejja sebo oli mutuufu kululimi. Lulina emimbi nyingi zelulima. Mwattu ate terukoowa.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8937
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:I've been thinking... 7 Months, 3 Weeks ago  
Kakati nga nze nanyini maalo mumpe bwino ngeri ki olulimi gyelukwazzaamu emimbi ezitali za ngeri zimu.

Nsuubira temutegeeza byesitegeeza
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#8939
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I've been thinking... 7 Months, 3 Weeks ago  
Phad kakensa waffe ekirungi akomyeewo bwaaba azinyisa nebawakayima nebawenjula ekiwenyo silowooza nti anasanga obuzibu okunnyonnyola emimbi zo lulimi . Ekirala nga lwaaki wekweeka enekweeka eyengeri yekikabulu bwootyo Xaza sikate welabire ne connect weeri kati nno otanzibwa okwo okwebulankanya olina okukukomya totutunduzza mitima
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#8941
xaza (User)
Junior Forum Member
Posts: 133
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I've been thinking... 7 Months, 3 Weeks ago  
Hha, mumbejja onnewunyisizza. Nebwemmala ebbanga eryenkanawa, sisobola kwerabira connect weeri. Wabula nsanyusa okusanga mwanyinaze ng'okyaliwo. Nsanyuse n'okusanga Meli, Kalibatannya, Tonto, Phad, JeenaJulia, Vivian nabalala.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8944
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I've been thinking... 7 Months, 3 Weeks ago  
Lol, ku mboozi yo Phad. Ate nange nninawo nakalala akantawanya; Islamabad kibuga kya Pakistan, bagamba kirungi era kitegeke bulungi okusinga ebibuga byensi eyo ebiralala. Naye nze ndowooza kyandibadde kya mulembe nokusingawo singa bali bakiyita Islamagood, ate nensi yenyini nebagiyita PakiGod.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#9138
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I've been thinking... 7 Months ago  
Abange mwebaale kuteesa,leero mbadde wanno ela I´ve been thinking..nti lwaki omuntu gwoba oyagala mumutima gwo olussi ye aba atakuliko ate bambi oyo gwoba toliko gwe wenyini yatela okuba nga afaayo.Chance Nalubega yakikonako mulumu kunyimba ze nga ndowoza nti asagga naye kilabika kiliko wekiva.Kuba mutunulile omukwano Yesu gweyatulaga naye oba bameka abafayo okumudiza??Nze kati nange byansobela.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement