Bagamba nyinimu watali....
Gyo netegeleza engeli enkonyoggo gyezabade zikanyugibwa.Eyasose yayisewo buyise nga omuyembe teguwanude,eyokubili yakubye emiyembe kukatabi akabadeko ogwabade gulubililwa,naye tekuli gwanogose ku taka,eyokusatu yawanude emiyembe gili emilala kyokka omulubililwa gwalemedeyo kumuti,enkonyoggo eyokuna yawanudeyo enkonyoggo endala ezali zilalide ku muti,kunkonyogo zinno ezawanudwa kwekuli eyawanude omuyembe guli omulubililwa naye ebyembi gwagenze okutuka ku taka nga gubetentuse nyoo.Eyabade akanyuga enkonyoggo yanyuse akoye kyokka nga nekigendelelwa kye teli yakitegedde kuba omuyembe yagulesewo wegwagudde okujako nti yalese aguwanudeyo kumuti.

Nga nkulabila naye abatuze abalungi tetugwamu manyi,its one happy family.Lets keep up the spirit.Have fun where need be.