Mike ate oba kIno kyabadde kikaaaa.Abamu wabamazeeko segamwenge eyabadde abasibyeeko akanyaga.Abamu ku ffe twabadde nga abali mu kiloto okuwulizako nate ku mpewo za connect nga oli LIVE.Entasima bulijjo ebula agiiwa naye simanyi ngeri yakwebaza.Kulwa lwabaddewo bona ku mpewo za connect.TWEYANZIZA NNYO.Tubalinze ku sunday tukube emibimba wabuleewo aweneena.
Twegweeko ku sande abalungi banange anti ne ba connectors webali.
Abalungi mwebale anti wemutali naffe tetusobola kubaawo. Mwebale nnyo ate era bwetumanya nti gyemuli tweyongera okufuna essanyu. Tulabagane ku Sande essawa zaffe ezabulijjo.