Re:EKYATUGWAKO LAST SUNDAY KISANA KUGWA KWAKUBANJA 11 Months, 3 Weeks ago
Kati Mumbejja ggwe kyooba okola tutwale mu lubiri otwanjule yo ne munnange naffe tufune ku bitiibwa. Kubanga ndi mukakafu Obuganda buli kumpi okudda engulu. Nze awo sijja kufaayo ani mu bantu bo ampita babe oba ekirala kyonna. Kubanga ssebo wange, nga nkunyumikirizza nnyo!!!! Tutwale naffe, olabe ekitiibwa ekitujaamu, okusinziira. Anti naawe ogambye ekitaggwaawo kikuwa engaba, ebitiibwa ebyo biggwaawo? Tuwe ku biri ebisava, ebyawaggulu, Obuganda okulaala buti obulungi, nga ffe twanyweera dda.
Re:EKYATUGWAKO LAST SUNDAY KISANA KUGWA KWAKUBANJA 11 Months, 3 Weeks ago
Xaza leka nkubbireko teri mumbejja asibwa mu farm era oyo gwosangayo abaako akabuuza , ekyange kyabadde kirabo kati nsabamu dozen yakimuli kyandaggu nga byange obiterezezza naye ebigambo bya farm mu mmateeka ge mbuga tekiriiyo
Re:EKYATUGWAKO LAST SUNDAY KISANA KUGWA KWAKUBANJA 10 Months, 4 Weeks ago
Ela dala ekya Sunday ewedde kyo kisanila dala kugwa ku oyo akubanja.Mubutuffu twetegeka nga bulijjo,sawa za show zagenda okutuka nga chatroom ejjuza ela nga tulindilidde kimu kuwulila kudobozzi lya Mike ne Queenie.Twakanya kulinda kayimba ka Baale Losio naye nga butelele,tuba tukyalyawo nga ku dobozi lya Mike ono nti olwebizibu ebitebereka show tekyabadeyo,tulabagane Sunday egya.Nze mubutuffu nasoka kwebuza nti 1st April yakyuse mu 2008 anti nga ndowoza nti Mike atulimba...naye whatever the case was,We really missed u guys soo much.Connect ebeewo.