CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:EFFUMBILO LYA CONNECT LIGUDDEWO (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:EFFUMBILO LYA CONNECT LIGUDDEWO
#4579
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EFFUMBILO LYA CONNECT LIGUDDEWO 1 Year ago  
Mirembe2007 (User)

Baby Connector

Posts: 18





Bannange endaggu,kyetutumula,amayuni,ensujju nolilako dodo,nakati,ate kati waliwo enfumba endala

bwofumba enyama yenkooggo nogifumba bulungi.

nejja nosalasala carrots,

ceraley

,green

pepper

,green

onions,

sulamu culiander

,tekamu enyanya

osulemu ebibajjo byakyetutumula

nomuunyo mutono nobileka nebyefumba okumaala eddakika annamutaano ogenda

okutuka kukijulo ekyo bannange emeere eyo empomera nnyo nebannange betujilya nabo bekomba engalo.

Abakyala mulye nnyo endaggu ne kyetutumula nti meere nungi nnyo elwanyisa endwadde mumubiri era abagala okujjako omubiri mujekwate ate ngampoomu. ENO EMMERE ETEGEKEDDWA MIREMBE
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4774
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EFFUMBILO LYA CONNECT LIGUDDEWO 1 Year ago  
Byoyinza okusanga ebweeru ye muwogo ,lumonde amatooke abalina omukisa okufuna agava eka , ekitali ekyo olina kukozesa kyolinawo nga agava e Hawaii oba mbidde oba ekika ekirala, tulina amayuuuni , endaggu kyetutumula , ensusuuti, nendala abalala gye banayongerezaako

Kati olwokuba eka okusinga tufumbisa steam nga bwomanyi nti emmere esinga tusaniika nsaniike kyandibadde kilungi mukwanogwo nagula essefuliya eya steamer ziba bbili naye nge yawaggulu elimu obutuli nga bwosaamu kyoyagala okufumba tekitukako mazzi kiggya na steam.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4776
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EFFUMBILO LYA CONNECT LIGUDDEWO 1 Year ago  
[b]Amatooke ne nnyama saako nenva endiirwa

Byonetaaga

aluminum foil,

Amatooke

steamer ( ziba sseffuliya bbiri emu nga etudde muginaayo naye eyawaggulu ebaamu obutuli nga byofumbiramu tebituula mumazzi bifumbibwa na mukka guva mu mazzi oba steam)

oba essefuliya eya bulijjo eri medium

ebikopo byamazzi 5 gera abanaalya benkanawa

kwonosinziira okugera emmere enebamala

Teeka amatooke mu steamer oba osobola oku gafumbira mu mazzi okutuusa nga gagonze amazzi nogattululamu amatooke gasotte ogasse mu foil, ogazeemu mu steamer oba ogasse mu oven mubbugumu lya 350 degreese



Enva

,Byonetaaga

1/4 cup butungulu oba kamu akatali kanene nnyo

1/4 cup sliced carrots

1pound beef

1bug spinach

1cup tomato sauce or 3sliced tomatoes

1table spoon oil

1/4teaspoon salt

salasala enyamma buwanvuyirivu, bwekuba kuliko amasavu gasaleko olekeko butono, bwooba okozesa mukifo kyokusaamu butto ,bweba nga nkapa awo tekamu ekijiiko kimu ekya oil

gisiike okutuusa nge fuuse yakitaka tekamu obutungulu ne carrots

tekamu tomato sauce oba ennyaanya ensalesale

bitabulemu bireme kwatira kussefuliya naye ngabwogira nobireka nebitokota ,tekamu omunnyo olozaako nolaba nga gweegwo gwoyagala

kati wano tekamu spinach , olwokuba ajja mangu ate avaamu amazzi tewetaaga kussa munva mazzi ,

Tabulamu obikkeko obireke byefumbe okumala eddakiika 15-20 naye ogira nobitabula. oyinza spinach okumufumba yekka oba nomugattamu ngofumba ,

kyonna ekikwanguyira .
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4858
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EFFUMBILO LYA CONNECT LIGUDDEWO 1 Year ago  
Re:JBUGONZI NE FATUMA MUWANGAALE 6 Hours, 27 Minutes ago



How to make

;

(1).BUDEENGO=START WITH

preparing rice any way you want it,but myself prefer using pilao,after cooking rice,put off fire to cool down,then scoop a reasonable size and roll it round between your hands/bibattu,then get some water add with wheat flour and mix/whisk adding some spices,mild curry powder,then deep in those round shaped budeengo and deep fry.



(2)BITUMBUUWA,KAKATU

wano olina okufumba ebijanjalo bisiike bulungi to taste,ate nga temulimu suupu/soup,

awo nga ovuddewo,olina okufuna engano plain,otabule nga era bwokola nga okola sumbuusa/samosas

okusobola okukola embaati/wraps,

olwo ozinge obubaati obwo mu shape eya round and fill in ebijanjalo byo bili,awo oteeke mubutto okalange.



3&4 will be chapatti and A man-does,remember....this will BE LONG-JOURNEY KO YE OMUGANDA NTI; LU....N..GU...JJA





bino bitegekedwa mw bugonzi nemuky fatuma
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4924
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 120
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Ekijulo Ssemajulo/pilao 1 Year ago  
Abalina obuveera,bibakuli,containers,mpoombo,oba oyinza okusiba mukikondoolo,Uchumi ntuuse okumumalako Business. kINO EKIJULO kili dedicated eri abasajja mwenna abali gyemuli wabweelu wa Uganda naye nga temulina bakyaala,oba abafumbi b'amakolooni,.

Omanyi abasiinga obuungi,bafumba buli lwa sande,nebateeka mu fredge,olwo nebalwooka batandika okubugumya buli lunaku. NGA MULABYE OKULYA OMUKYEELE/OMUCHEELE OMWELU.

HOW TO PREPARE PILAO?

STEPS,1;Get rice/Basimati

2;water

3;mixed masala spices

4;boneless meat/beef

5,onions

6;salt

7;vegetable cooking oil.

measure the required amount/quantity of rice,today i will use a mug,get two mugs of water and put on fire then pound a handfull of mixed spice masala,these can be found in asian shops/mrkts,add into water and boil/cook thoughlly,then get a strainer/akasengejja to remove the residues.

Chop your meat in small portions,put oil in a sauce pan,add onions,fry well and add meat fry until its ready,then add rice into meat and continue frying BUT don't burn. then add that hot mixture of water and put salt if required,then put on very low heat and leave it for some time until pilao sets well.

From here you eat it plain,you may cooke some stew,vegetables,or any other sauce of your choice,But since these guys dont have time to cook,they can feast on this for a month,keep refrigerated and air tight.

Additons,corrections or deductions are wellcome.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4977
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
OLUWOMBO LWE BULAAYA 1 Year ago  
OLUWOMBO



byonetaaga:

foil,steamer pan

1teaspoon salt

ennyama 1pound

1/2kye kikopo kyo obutungulu obusalesale



Ekikopo kye ennyaanya kimu ensalesale



sala ennyama nga ngazi naye nga siya luwerere nyo



gikalirireko ogiteeke wabbali kussowaani

Endagala ngo maze okuzozaako obulungi , ziteeke mu oven oziwotoseeko katono zisigale nga zigonda

, Yaliira lumu lumu mu steamer, naye ngogenderela obutaziyuza ekitali ekyo sooka kwalirawo foil olyooke ozzeeko endagala kati tekamu ennyama gyewayokezzaako ,otekemu obutungulu, ne nnyaanya

tekamu omunnyo, bwooba oyagala tekamu ebirungo byewandyagadde, naye bwooba oyagala kali akawoowo akeeka bileke na nnyaanya

nabutungulu

tosaamu mazzi kuba ennyaanya zijja kukola ssupu

kati oluwombo luwummbeko bwooba oyagala waggulu saayo amayuuni ,endaggu ,lumonde oba muwogo oba na matooke bikkako olulagala.

Kati saniika bwooba okyalinawo endagala obikeko ekisanikila

saamu kitundu kya maazi mussefuliya eya wansi nga mazzi tegayingira mummere waggulu . Fumba okumala esaawa emu nekitundu mumuliro omusaamu saamu (medium setting for 11/2 hours)





Noluwombo lwenkoko oba ekilala kyonna bitegeke bwooti oyinza okwongeramu kyonna kyoyagala.

Bwooba kummere waggulu wataddeko amatooke ageeka ngogasibye mululagala

gakebere nga gayidde oganyige ozeeko bwooba oyagadde. Kati bwomala otuyite tutuule kulujjuliro ffe tujja kujja ne Lubeere







 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement