1CUP MELTED BUTTER
3TBS OIL
2TBSSPOONFLOUR
2TBSwater
1WET TOWEL
1PAN
JJ oyagala sumbuusa ziri zenyini zokolera esaawa enyingi neziribwa mu second emu kati otuuse
Kola dough eyo eri ku sumbusa naye funa 1cup butter mu bowl omusanuuse tekamu nebijiiko bya butto nga bisatu kati gabanya dough into 4balls kati tandika okuzingulula emu nga bwosigako butter nga bwaomansirako flour gikyuuse side endala okole kino kyekimu kikole okutuusa ngachapati yaluwewele ddala.
Funa round tray gisigeko oil ne flour, kola chapati zonna bwooti ziteekwa okuba nga ngazi ddala,ziteeke zonna wamu naye ngaziriko oil ne flour zireme kwekwaata
tekako oven 350 , kati saamu chapati ezo mussa elya waggulu zibeere ngezizimba nga mudakiika3-4 zijeeyo zisalemu emirundi ebiri obeere ne layers zamirundi esatu zonna ziteeke wamu oziteeke mu ka towel akabisi ojayo layer ya chapati emu ogizinge ngo kola triangle shape otekemu filling yonna gyoyagala
Mu ka bowl tekamu 3tablespoon flour and 1tablespoon water to make paste gyojja okukozesa okusiba summbusa ku edge zireme kuzingulukuka ngo zisiika. bino bikole okutuusa nga sumbuusa zonna ziweddewo , omale osiike
ziwooma zino lwakuba zitwaala ebiseera bingi and patience
so enjoy