CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
ONO MULYA BUTO NGA MUKALU MUZIBU!! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: ONO MULYA BUTO NGA MUKALU MUZIBU!!
#9711
kyakweera (User)
Baby Forum Member
Posts: 21
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
ONO MULYA BUTO NGA MUKALU MUZIBU!! 6 Months ago  
Mulamuzi, omuwala eyansibya mmufiirako



Kabanda omusango yagukkirizza.



MATIA Kabanda 30, omusawo w’ekinnansi e Namulanda, Kayunga akkiriza okwegatta n’omuwala atanneetuuka kyokka n’alayira obutamuvaako kubanga yamutuuka wala. Alex Mwangu ye yabaddeyo mu kkooti y’omulamuzi Elizabeth Kabanda e Mukono ng’amuwozesa bwati:



Omulamuzi: Matia Kabanda avunaanibwa okwegatta mu mukwano n’omuwala ow’emyaka 15. Kituufu?



Kabanda: Kituufu naye omuwala ebintu by’omukwano yali abimanyi ky’ogamba yabiyigira ku mabeere? Omusango nzikirizza nnaguzza.



Omulamuzi: Omuwala wamubba ku bazadde be n’omutwala e Hoima ne mumalayo omwezi mulamba era wamuzza ng’omufudde mukazi wo.



Kabanda: Mulamuzi ebyo byonna bituufu omuwala namwagala.



Omulamuzi: Omusango gukusinze olina kyosaba kkooti?



Kabanda: Nsaba kunsonyiwa kubanga omuwala kati yazaala era yeetaaga obuyambi bwange. Nali ndozaako buloza naye haa alimu ssukaali muka era laavu gye yandaga ye yanziba amaaso. Yali yalya dda ebintu nga buli kimu akimanyi kubanga alina n’ebipya bye yandaga nga sibirabangako.



Omulamuzi: Ekyo tekitegeeza nti omuwala yali akuze. Naye olw’okuba ku limanda omazeeko ebbanga ddene ate nga ne bazadde b’omuwala baali beekobaanye naawe okubikkirira omusango, nkulabudde obutaddamu kubikkula mbugo za bawala bato.



Kabanda: Maama saagala nkulimbe omuwala eyansibya siyinza kumuvaako teriiyo amanyi mukwano nga ye. Abalala ng’enda kubaleka naye ono nfa naye oba kitegeeza kuddayo mu kkomera mmaliridde okuddayo



Owemyaka 15 ate abipya yabijawa gwe owa 30 byotalabangako? Ye sikatono agambe nti omuwala yeyamukaka akaboozi?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9712
jameerah (User)
where there is a will there is a way
Junior Forum Member
Posts: 83
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Birthdate: 1900-02-11
Re:ONO MULYA BUTO NGA MUKALU MUZIBU!! 6 Months ago  
uhh oyo asaana kusibwa mayisa kuba bwebanaamuta ajja kudda kubwamyaka esatu!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
life is a journey.......
  The administrator has disabled public write access.
#9714
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ONO MULYA BUTO NGA MUKALU MUZIBU!! 6 Months ago  
Yiyiyi Jameerah nawe,alabika bwebamuta amalilidde kugenda noli gwe tolaba bweyamuwanye okukamala.Ate ekilungi nomusango yagukiliza naye oba abaana bano ebintu babiyonkela mumabeere??Kumyaka egyo naba nga kafulu...kyewunyisa!!!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9723
jameerah (User)
where there is a will there is a way
Junior Forum Member
Posts: 83
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Birthdate: 1900-02-11
Re:ONO MULYA BUTO NGA MUKALU MUZIBU!! 6 Months ago  
JeenaJulia wrote:

QUOTE:
Yiyiyi Jameerah nawe,alabika bwebamuta amalilidde kugenda noli gwe tolaba bweyamuwanye okukamala.Ate ekilungi nomusango yagukiliza naye oba abaana bano ebintu babiyonkela mumabeere??Kumyaka egyo naba nga kafulu...kyewunyisa!!!!:dry:




A ah ebintu tebikola bwebityo, okukkiriza mbu omusango yagukola tekitegeeza nti tagyakuddamu kuzza musango gwegumu ogwo oba mbu anaasigala noyo! Olowoza oyo kweyasokera alyoke agambe mbu yamuzuula mu ekyama abalala kyatabalabamu?!

Bwewegendereza ennyo oba nofumintiriza abaana bameka e Uganda abakakibwa omukwano naye nga na babakaka tebavunaanibwa oba kubwa mumbuga zamateeka?, Kale oyo omusajja ne bwebamusiba era aja kuzza musango gwegumu kumuwala mulala anaaba tannetuuka!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
life is a journey.......
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio arrow Forum
Advertisement
Advertisement