JJ landiloodi asangibwa wa.oba olina essimu ye ekyo kili better.Anti munange nze banteka dda ku luguddo ate nga mbadde nonyeza nga nameleddwa okuzula.Kyoka kale kayumba ka murembe nnyo.Kino kika naffe abatalina busoobozi bwa kusasula za semiinti tusobola okusulako mu banga nga abagaga?