Alysha and Enock a.k.a Emeka wrote:
Jeena Obijjawa? Naye gaba mawulire gasanyu kuba nabazuku connect ebetaaga. Katumukulise olutalo lwabakyala bwekiba kitufu. Naye akimanye nti ebiwato bituluma kuba tetukya kyakyankya turi bubi.
Jeena bino obijjawa? Ssenga naawe Mwaana Muwala oba mulenzi? Shia ate bwe babeera balongo banange nze nga njagala okwalula abaana nga balongo?
Abalungi mwe bwemubera mukitanda kyamwe temuloota??ate nze byendota bitela okutukulirila yadde nga olussi sikwoyo yenyini gwemba ndosse wewawo osanga gwe Alysha gwe ananenyezebwa
Ka weekend akalungi kembagaliza mwee.Akuume.
Naye Emeka oli "sick " nawe kati akafananyi ako kewetimbye kakujukiza ki?Nga bwewali otunga newefumita oba nga okutuza embuzi zabano???