Abayimba bangi abafulumiza enyimba ensangi zinno ela nga kati kumpi buli muntu alina kudobozi yeyuna kuyimba alabe nga naye abaawo.Bangi bayingide mulwokano ela kati tulina variety.Naye nze kyendabye,enyimba ezilimu obusegu segu zatutumu okusinga enyimba endala,okugeza juzzi Lutalo yafulumiza KAPAPALA ela kati bukedde yamulaze nga agenda kuvulumula. Kati waliwo eyangambye mbu agenda kufulumya ZITELA KUBA BILI;BWOZIKWATAKO NAKYAMUKA katululinde tulabe,bwelunatunda nga golofa azimba.