CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
#9881
teta (User)
New Forum Member
Posts: 9
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! 5 Months, 3 Weeks ago  
Obukyayi mumawanga amalala eri Abaganda buyitirivu. Naye ekyikyalemye Abaganda okumanya. Obukyayi obwo amawanga ago gabutendeka buli baana abazaalibwa. Ekintu ekitali muffe Baganda. Uganda bwoba ogitadde ebbali,notunuulira ekiri munsi endala. Ogyakwesanga nga Abaganda ffe ffeka abatalina bukyayi eri bantu bakikula kirala. Okutuusa ng`omuntu oyo alina kyakukoze. Eno munsi zabazungu, bwoba otambula wetegereze nnyo ng`osanze abaana abato abazungu (myaka 5- okutuuka ku 12),olabe entunuulira gyanakutunuuliramu. Obukyayi obwo buli mumusaayi,ne mubusomyo.



Ffe tutayagaliza baganda banaffe wadde okwegatta. So ngate muganda muno yeyandibade mugandawo asooka,era gwotossussa kiggaati ng`amawanga amalala bwegakola. Mutunuulire abali mubufuzi awamu nnabaavaako. Buli kifo kibaamu baabwe,buli office gyokubamu omutwe, katugambe nti buli kanyomero!



Yadde Amini ne mune Obote batta abantu baffe,naye teri ageraageranyizibwa kuwomulembe guno! Anti bwogyako abaafira eLuweero mulutalo (Nange kamwa kogera naliyo),abalala nfaafa abaze baffa. Enjawulo eriwo nti abafuzi abaasooka battanga basuula mumigga awamu n`ekumakubo. Kale nga buli omu akimanya.

Naye ono obukodyobwe bwakozesa bulongoseemu,era nga businga kubwabali amaanyi. Anti "obwaavu" bwetoolode obuganda. Wali webuuzizza lwaki emwanyi mubuganda zifudde kumulembe guno,zonna ate omulundi gumu. Lwakuba zezaawaganga abaganda. Kati bweziffa nga tokyalina kyamagezi kyolimirawo lwaki totunda newegendera mukibuga. Nga era YE bwakyagala mukikole. Olwo akole amateeka agamuyamba nabantu BE okusobola okugula beddize ettaka. Twawuliranga nti enyonyi zaayitanga Emukono mumatumbi nezifuuwa ebintu ebiringa amata,ggwe olowooza byalinganga biki?! Enjala,kwogatta obuseere bwebintu. Abavubuka bonna beeyi mubibuga,abandizadde nebaaza obuganda. Ggwe ate anazaala atya nga talina kalina?! Ekigendererwa kyabwe kyali nti abavubuka bwebalibulwa ebyokukola ekiridirira kumenya mateeka nga basindikibwa mumakomera. Ate ara bwekityo bwekiri. Abantu bangi baavuba nga,naye bukya "asiga" Mpuuta munyanja,kati buli evubwa olutuusibwa kumwalo eyingizibwa biloore. Anti kati olugero anti (Okuliraana enyanja sikuliira) bwelutyo nalutuukiriza. Abakyabiyita ebyokubalaata,mukole ensobi mubazzeeko mu 2011,abaliba abalamu balinyumya ebinadirira.



Ekyanema okutegeera,lwaki Abaganda ffe tuwerekera abalala okutuuka mubuyinza. Netufuuka emperekeze! ngaffe abatasobola kuyimirirawo kulwaffe! Ate ekyembi nti nebyetuyiseemu,newatabaawo alina kyayigiddemu! Njawulo ki eriwo kwafuga leero namuvuganya Besigye???!!! Naye abaganda bameka abamuwagira?! Bwandiba obutamanya! Kubanga simanyide ddala kyi kyebasuubira kuganyulwayo,mpozi ate ebikolobero ebyereere. Buli mufuzi abeera nebigendererwa bye. Anti nooyo mwasooka kumuwaana,naye bwatyo nabasiba kantuntunu nga namwe musiimye. Abasinga webazuukukide nga bukedde.



"Kyandiba nga ABAGANDA abaddala abalumilirwa obuganda bagenze baggweekerera? Anti nagino emitabiko gyamawanga ebyo gyebizaala!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
      Topics Author Date
    emo
OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
teta 2008/07/21 11:32
    thread link
thread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
rambuka 2008/07/21 12:58
    thread link
thread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
Astartois 2008/07/21 14:32
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
Meli 2008/07/22 01:05
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
omumbejja 2008/07/22 01:51
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
Astartois 2008/07/22 10:35
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
Meli 2008/07/22 18:59
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
Astartois 2008/07/22 20:19
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
omumbejja 2008/07/23 00:16
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
Meli 2008/07/23 07:17
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
Astartois 2008/07/23 08:01
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
JeenaJulia 2008/07/23 15:24
    emo
thread linkthread link Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
teta 2008/07/23 19:53
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio arrow Forum
Advertisement
Advertisement