QUOTE: Jameerah munange tulaba ku ki?ku ggwe maama!kansuubire tolowoozezza nti nkukadiyizza okuyita maama! lol webale kutweyungako munaffe.welcome to the family!Enjoy our forum family!
Kunthe taata nga kwemulaba! Ekyokumpita maama sikirinaako nnugu!
Uhhm naye mpothi ekya jjajja
O yetata nange nga nsayuse obasanga mwena! nesiimye nnyo okubeegatako wano ku konekiti!