CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: justice
#9990
rambuka (User)
Expert Forum Member
Posts: 657
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
justice 4 Months, 1 Week ago  
the freedom, and rule of the law has worked-----regards to our judicary-----courts keep it up then Uganda will prevail-------God bless the motherland.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
#9992
teta (User)
New Forum Member
Posts: 9
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:justice 4 Months, 1 Week ago  
Hmmmmm! Justice! Ggwe byebaaliiridde mummere oba mubyokunywa,waabirowoozezaako?! Ye owange,benawulidde abaalwadde nebaweebwa obujjanjabi,empiso oba eddagala eryabaweeredwa...Anti ebyokuttisa abantu obutwa,nebaffirawo byadiba. Kati omala ne`myaka.



Byo ebibikkiddwa emabega woolutimbe, kukukwatibwa kwabakungu abo ani akimanyi? Abakulu abo tebabadde bakatandika okwogera kunsonga eziruma Buganda. Naye lwaki bakwatibwa kati?! Omanyi otya oba amagezi gabadde gabeesibye. Naddala kubbaggo Lye`ttaka, ng`ekigendererwa mukukwaata abakungu abo abasinga tugya kubimanya mumyaka nga ebiri okuva kati.



Okusinziira kubyenzize ndaba kunfuga ya mr. M7, buli kyakola abeera bana`Uganda ebanga lya`myaka mumaaso. era kyekimuyambye okusobola okumalako ebbanga eryo. Eriyo nga bano :-

"""Basaba Museveni ku ttaka;- ABATUUZE b’omu ggombolola y’e Bagezza mu Mubende balabudde Pulezidenti Museveni nti bw’alwawo okuyisa ebbago ly'etteeka ly'ettaka, tebajja kumukombya ku kalulu.""" mu bukedde wa 27/07/08. Abo webanazuukukira nga bafuuse bagwiira okwaali okwabwe. Kyebeerabidde kiri nti, okugobaganyizibwa kwabantu kubibanja,kwatandika kutya?! Era kwaava kuki? Kyali bwekityo okuva nedda?



Obusuulu bwebaabussa,babaabuwe nebajaganya!!!Naye nga ekinaddirira tebasobodde kukilowoozaako. Anti abanyalwanda kati bayingira kyeere,Museewo abiri munaalaba ekiddirira.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement