This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.

Happy Holidays from Connect Uganda Radio

Listen to Connect Uganda Radio

Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottomPage: 1
TOPIC: M7
#13503
M7 1 Year, 11 Months ago Karma: 9
M7--agenda mumaaso nokulwanyisa mengo--abaruuliri agenda ku baawa radio era anenya Buganda--nti--e spressinga-ABARULIRI--SSEBO MR PRESIDENT--ebentu nga obikute buubi--kulwange ndowozza nti--ebentu birekere mengo--kubanga--mengo--esobora--okubiterezza--AWANGAALE AYI SSABASSAJJA KABAKA WA BUGANDA--MAGULU NYONDO.
rambuka
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1413
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
Unity through diversity
 

Join Connect Uganda on.......

Facebook: connectuganda MySpace: connectuganda YouTube: connectuganda
 
#13505
Re:M7 1 Year, 11 Months ago Karma: 0
Mzee, M7- tasanye kubamalira biseera.Alabika mukoowu nnyo.Ekyembi butamanya bukoowu bwe,kale bwatyo takyalina bizimba byasobola kuvaamu.Ekyo okirabira kukwesiba ku Mengo.Akisuubira nti bwanafunira Mengo abalabe abangi ng`olwo ye yeyongera kuwangaalira kubufuzi!Yandiyigide ku Ssebaggala ekyamutuuseko.

Ekyebuzibwa nti abebuluuliri abalaba leero?!Mbade yeyo olutalo gyerwali?Mumyaka gyamazeeko,olwaleero lwakizuula nti nabo gyebali nti era betaaga nenkulakulana, nga okufuna amasanyalaze awamu n`omukutu gwa Radio?!!! Mpozi agambe nti anoonya kalulu engeri abaganda gyebamunaabide mumaaso...hehehe.
Amala kufumuulwa mu Buganda nalyoka akimanya nti Buluuli gyeri?!Mpozi nga nabo bazibiride,naye bandimukoze kyebakoze Ssebaggala.

Wano yakunga abe bugerere, nabapaatika nako Ssabanyala, era mulutalo lwe olwokulwanyisa Mengo awamu n`obuganda.Abasirikale abawade mubunji basobole okuttira Kabaka mumuvuyo nga bwebaali bakisuubira!
Ekyembi wayise myezi bwezi ate y`omu yabategeeza nga bwebakyali ekitundu kyabuganda!!!Awo wensasirira abalina ebiseera ebiwuliriza!Awamu nebiseera ebyonoonebwa,kati olwo bakwatewo ki?Leero obagamba nga bwobayamba betongole bawone abaganda, ate enkya wekuba ndobo!!!
Nempunzika nga ngamba nti okujjako okunoonya okutabula tabula amawanga mu Uganda yaffe, naye tekyali kyamugaso kibasuubirwamu ekiyinza okuganyula ensi yaffe (UGANDA)--
Akuume
Naamwatulira
New Forum Member
Posts: 5
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 
Go to topPage: 1
Please wait while JT SlideShow is loading images...
Photo Title 1Photo Title 2Photo Title 3Photo Title 4Photo Title 5

Listen to Connect Uganda Radio


Listen to CBS, Simba, Kaboozi etc.

Banner

To access your Connect Uganda account please enter your username and password below.



Banner
Banner
Banner
Connect RSS feed
(C) 2004 - 2012 Connect Uganda Music Radio