This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.

Happy Holidays from Connect Uganda Radio

Listen to Connect Uganda Radio

Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?

Byamusala....gwe kyali kikutuseko?
(1 viewing) (1) Guest
Go to bottomPage: 12
TOPIC: Byamusala....gwe kyali kikutuseko?
#6690
Byamusala....gwe kyali kikutuseko? 4 Years, 1 Month ago Karma: 6
SSEKUKKULU ya 2006 yandekera effumu mu mutima. Nze Andrew Kabanda nga mbeera Nkoowe, Wakiso. Twategeragana n’omuwala gwe nnali mmaze ebbanga nga mmusaba omukwano n’akkiriza nti ku Ssekukkulu lw’agenda okumbegera ku mukwano.



Ku lwa December 24 siikulimbe nti nnakomba ku mpeke y’otulo anti nga nkuba obufaananyi nga bwe mbwolezaawo! Ssaawa 8:00 ez’emisana zansanga ndi mutaka mu kifo kye twakkiriziganyaako okusisinkaganiramu.



Nnali nneetegese bulungi mu nsawo anti nga mmanyi nti okuva awo twali baakusiibira mu loogi twemale eggoga.



Omuwala eyali ow’okutuuka ku ssaawa 10 ez’olweggulo zaawera nga simulabako. Nnalowooza nti oba jjaamu y’amukutte naye nnalindira ddala okutuuka ku 11:00 ng’omuwala simulabako.



Bwe nnakuba essimu ye nga teriiko kwe kugenda ewaabwe. Be nnasangayo bang’amba nti waliwo omusajja eyali amututte mu mmotoka naye nga nabo tebamanyidde ddala w’agenze.



Okuva awo nnadda waka ne nneebikka, wabula eyo mu kiro nnalabiraawo ng’amaziga gannyunguka!



OBA BAMBI KATI MULI DALA YALI AKABILA KI?BUSUNGU OBA KUSUBWA KUSAKATA?
JeenaJulia
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1759
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
 

Join Connect Uganda on.......

Facebook: connectuganda MySpace: connectuganda YouTube: connectuganda
 
#6691
Re:Byamusala....gwe kyali kikutuseko? 4 Years, 1 Month ago Karma: 0
KYOKKA JJ

OMANYI OMUSAJJA AKUBA OBUFANANYI NGA BWABWOLEZAAWO. ABEELA WAMADDU NYO.

OYO ALABIKA, EKYALI KIMUKAABYA BWEBUFANANYI BWEYAKOMYA MU MYTH.
K WESONGA
SELAMAT CHRISITIMAX
Junior Forum Memberr
Posts: 123
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Location: KUALA LUMPUR, MALAYSIA
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
Those who fail to prepare, are preparing to fail.
 
#6692
Re:Byamusala....gwe kyali kikutuseko? 4 Years, 1 Month ago Karma: 0
Kaakati ddala yaali akabira ki? Temungamba...!
Meli
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1438
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
Ayiisa Kuba Mwagale
 
#6721
Re:Byamusala....gwe kyali kikutuseko? 4 Years, 1 Month ago Karma: 6
Ndowoza engeli gyeyakuba nga bu pikya nga bwabwolezawo,kati bweyebika mukitanda nayongela okuba obulala ndowoza mutumbi eyo nalota nga GULIMUNDA amukyalide,agenda okusisimuka nga Gulimunda ali awo yena yesimbye kyokka nga awokutula talabawo,ndowoza bweyetegeleza enyo mukwano gwe ono Guli,kyokka nga mukafananyi keyafulumiza amulaba yabwegedde dda bambi musajja wattu negamuyunguka.Guli nga akaba gagge ate nga ne Andrew naye akaba gagge.Ensi eno!!!
JeenaJulia
Gold Forum Member (Kaasangwaawo!!!)
Posts: 1759
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
 
#6970
Re:Byamusala....gwe kyali kikutuseko? 4 Years, 1 Month ago Karma: 0
Nze nga ndi muto Xmas yansala nnyo. Okusooka nasooka nengirindanga nnyo. Kaati netuuka, betukeera mu church. Bwetwaddanga nga waliwo ebyokulya bingi, maama yagulanga tin-biscuits, emigaati, nga akola chapati nemberenge. Kati nga tutuuka ku kyemisana. Nebyaakyo byonna; Omuceere, enyama, enkoko, amatooke, obummonde obuzungu... Kakaati awo okumala okulya nga nzikuse nnyo, essanyu nelinzigwako. Ate akasana nekatandika okwaaka olweggulo, ekitegeeza nti olunaku luwedde. Baganda bange abakuluko nebalyoka bambala nebatulekawo. Maama olwokuba yakeeranga nnyo okufumba, nagenda awummulemu. Olunaku nelugenda bwelutyo nga nsalirwa, nga ndwejjusa lwaki telwajize nga lukyalindako okutuuka.
Kalibattanya
Expert Forum Member
Posts: 607
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
Love Conquers All
 
 
#6982
HAPPY XMAS AND A PROSPEROUS NEW YR 4 Years, 1 Month ago Karma: 0
MERRRRRRRRRRRRRRYYYYYYYYYYYYYYYY XMAS TO ALL CONNECTORS

CHEERS
K WESONGA
SELAMAT CHRISITIMAX
Junior Forum Memberr
Posts: 123
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Location: KUALA LUMPUR, MALAYSIA
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
Those who fail to prepare, are preparing to fail.
 
Go to topPage: 12
Please wait while JT SlideShow is loading images...
Photo Title 1Photo Title 2Photo Title 3Photo Title 4Photo Title 5

Listen to Connect Uganda Radio


Listen to CBS, Simba, Kaboozi etc.

Banner

To access your Connect Uganda account please enter your username and password below.



Banner
Banner
Banner
Connect RSS feed
(C) 2004 - 2012 Connect Uganda Music Radio