| |
This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.
Listen to Connect Uganda Radio
Mr. M7 aliisibwe emirambo egyattidwa Bbomu!!! (1 viewing) (1) Guest
 | | |
|
TOPIC: Mr. M7 aliisibwe emirambo egyattidwa Bbomu!!!
|
|
Mr. M7 aliisibwe emirambo egyattidwa Bbomu!!! 1 Year, 7 Months ago
|
Karma: 0
|
|
Kyenyamiza okulaba nga abantu baffe batirimbulwa mungeri eyekisiru bwetyo!
Okugyako nga omuntu oli mulalu,naye teri asobola kulumbagana banalukalala abasiramu. Abantu abalemeredde ne America erina ebyokulwanyisa ebyabulingeri.
----Kyoka olwokuba nga abafuzi baffe baafa ebyenfuna,America olwabawaayo obusente nga badda kubulamu bwabantu baffe nga bazanyisa!!!
Bakanze kumulabula binaddirira ng`ayongede amaggye eSomalia ngabefudde bakiwagi.(manyi ebyenfuna byabatta naye ezo bwemutaweerwe zakubalakira).
Senga balumbaganako nekuba Family zamwe,namwe nemumanya abalala kyebayitamu.
----Obwo obwebindu babumerere ku bana´Uganda naye awatali ekyo entalo zebatasobola zebataanuula,okutirimbululirako abantu baffe baziveeko. Ebyo banaabikola nga bamaze okuddayo ewabwe eRwanda.
----Nsaba bana`Uganda bakake Mr. M7 akomyewo abasirikale bonna abali eSomalia. Awatali ekyo,alekulire obufuzi mbagirawo. Kubabanga omusaayi gwayiye munsi yaffe gumala. Okuva e`Luweero,Mu North, leero bwatuuse mu buganda nassuka!"Anti abatemagana olwettaka,baffa kululwe. Bebookya olwobubbi,era yatta anti yeyatta emwanyi,abagobaganyiza kubibanja olwokuba ayagala abantube bafune attaka! Abavubuka ayoola ajjuza makomera,abaffa basuula kunsiko.(Anti omuzadde amanyi omwana ali kukibuga ayiiya,so bambi yaffa dda).
----Kumulembe Ggwe abantu webasingidde okudduka Uganda nebanoonya obubudamu awalala!
|
|
|
|
|
|
Join Connect Uganda on.......
|
 | | |
|
Press (Ctrl+D) to add the page!
You have to do this manually!
Please fill the form below
|  |
|
Listen to Connect Uganda Radio
|
|
Connect RSS feed
|
|