This is Connect Uganda. We are your number one stop for Ugandan music, news and culture. We are also home to Uganda's leading internet radio station that plays the best Ugandan and African music of the 70's, 80's, 90's and today. We hope you enjoy your stay.

Happy Holidays from Connect Uganda Radio

Listen to Connect Uganda Radio

Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?

MENGO,TEMUYINGIRA KATEGO KAKUGUZA Mr. M7 TTAKA!!!
(1 viewing) (1) Guest
Go to bottomPage: 1
TOPIC: MENGO,TEMUYINGIRA KATEGO KAKUGUZA Mr. M7 TTAKA!!!
#13908
MENGO,TEMUYINGIRA KATEGO KAKUGUZA Mr. M7 TTAKA!!! 1 Year, 5 Months ago Karma: 0
Kyanenyamizza nnyo,okusoma Bukedde wabbalaza nga 23/08/2010,ku internet nga Mengo bagamba Mr. M7 agule n`ettaka lya`Kabaka!!!!!!
Kikyamu ki ekiri kuBaganda?!Mumyaka 24 Govt. eyo gyemaze mubuyinza,eteze obumassu obwenjawulo buganda bwezudde oluvanyuma nga yabugwaamu dda. Okugeza ani ataajaganya nga obusuulu bussidwa omuwendo?! Naye okwejuukiriza nga aBaganda bebatandise okuttibwa awamu n`okubunda bunda...
"Abaganda mbasaba bwemuba mulabye OMUSOTA,abaana bamwe muleme kubagamba nti ogwo muzingonyo oba Kiwuka, wabula mubategeeze nti Musota era bakubenga kumutwe buli lwebagulaba....Kubanga amawanga amalala Ggo bwegakola"
Mwe mukimanyi mutya nti oba obuwumbi 2½ bwebabalimba nti yawadde abe`Toro, mbu abaguzeeko ettaka,nti Kazanyo ke okusobola okusikiriza abaganda abaali balemedde eryabwe,nabo batandike okulibaguza?
Ye abaffe ettaka mbu lyagulira abantu babulijjo mbu balemwe kugobwako,Ye aba afuniramu wa?!Embeera enungi Mr. M7 awamu nabantu be gyebalimu bakozesa bwongo bwabwe,ate ngabeyambisa naffe okufuna kyebaagala. Kati Ggwe tuula olere engalo wesunge nga bwebagenda okugulira ekibanja kyoliko.
Mu South Africa abantu(Boing) ekika ekyo,baagula ettaka era nakati balirina mubungi.Kubanga baaligula mumateeka era nga bano banaffe bwebatuwugula nebakola.
Obusente bwawoza nti abagulako ttaka,tebulina kyebugassa.Ekyebuuzibwa nti bwaba ettaka eryo aligulidde abantu nga bwabalimba,enkya ba Invester be abayindi bwebanaayagala okulima ebikajjo,mbulira nti onooba nebw`ofuguma nga akugambye nti vaawo.
Obwakabaka bwaffe bwebuba bwetaaga sente,batuteerewo account kwetunassa sente. Okusinga abazukulu bange bwebanaabunda mumyaka egyomumaaso olwokuba Mengo teyatebuka katego kaba Mr.M7.
Mukimanye nti ETTAKA baakula tebalirina,era bakola kyonna ekisoboka okulaba nga balyezza.Weebuze nti buli Bank,Landbord baani bosanga bakulirayo.Buli wamu bajjudewo.Muli/tuli mumatigga,lwakuba abasinga bakyaliisa bijanjalo mpiso.Oba bambi akazanyo kabazanya abasinga kabatwalira myaka namyaka okukagwamu!!!Kubutamanya bwaffe bo mwebagaggawalidde,kyenyamiza nnyo!!!!!!!!!!!
Naamwatulira
New Forum Member
Posts: 5
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 

Join Connect Uganda on.......

Facebook: connectuganda MySpace: connectuganda YouTube: connectuganda
 
#13910
Re:MENGO,TEMUYINGIRA KATEGO KAKUGUZA Mr. M7 TTAKA!!! 1 Year, 5 Months ago Karma: 4
We bale kutessa Ssebo,nange wenyongelezza nti olubiri lwe mpologoma yabuganda silwa kuzzimbamu , nga abeyita abagaga bwebayisa ekilowoozo.e bu Dutch olubili lwa koningin kabaka wayo lunene , mitii ,kibila ela tebazimbako oba kusu bulilako obayadde okukolerako ebyamaguzi ebilala
www.paleissoestdijk.nl , labako wanno , oyinza okulambula,siyeyoka jayina wandigabye nti banjibagala kukola bizinnensi mukifo ekyo.naye te kigenda ku vawo.kale nnebya buganda tebitundwa !! tebikolebwako plan mbu batunda.
Mr.M7 kyeyandiyagadde okuwulila mbu etakka lye mengo balimuwadde, attengatukyabanja 9000milo. kubuzabuzakwaliko.Bukedde akolamu ebintu ngabinno nebilala,naye situjja kuva mumbelatusigale ngatwesiga Mengo, LWAKUBA ASILIKA NETUTAMANYA KIKI KYALIKO.
Awangale SSsabasajja Kabaka wa Buganda.
Vubbe
bwetwazilunda
Junior Forum Memberr
Posts: 173
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
You need to be a member of Connect Uganda to contribute.
 
Go to topPage: 1
Please wait while JT SlideShow is loading images...
Photo Title 1Photo Title 2Photo Title 3Photo Title 4Photo Title 5

Listen to Connect Uganda Radio


Listen to CBS, Simba, Kaboozi etc.

Banner

To access your Connect Uganda account please enter your username and password below.



Banner
Banner
Banner
Connect RSS feed
(C) 2004 - 2012 Connect Uganda Music Radio